• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abafumbo mwesonyiwe eby’okumagamaga – Oweek. Kaawaase

Gambuuze by Gambuuze
August 17, 2020
in Agafa e Mengo, Ebisanyusa
0 0
0
Abafumbo mwesonyiwe eby’okumagamaga – Oweek. Kaawaase
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Gerald Mulindwa

Kakiri

Omumyuka wa Katikkiro Asooka Oweek. Twaha Kaawaase, asabye abafumbo bulijjo okwesonyiwa eby’okumagamaga era bakimanye mu buli kyebakola nti obufumbo bwabwe  babiri.

Abagole nga bali n’abeebitibwa

Oweek. Kaawaase nga yeyakikiridde Katikkiro Mayiga, bino yabyogeredde mu kwanjula kw’omukozi wa BBS Terefayina Fatumah Nakiwala kwayanjulidde omwagala we Ronnie Mubiru Nsubuga mu maka g’ abazadde be e Kakiri mu Busiro ku Lwomukaaga.

“Kansooke kuyozaayoza bazadde ku njuyi zombi kubanga bulijjo tuzaala abaana naye nga tetumanyi oba balifumbirwa, kale n’olwekyo muyogeeyoge bannaffe,” Oweek. Kaawaase bweyategeezezza.

Oweek. Kaawaase yasabye omugole Fatumah Nakiwala okunywerera mu bufumbo kubanga obuvunaanyizibwa bugenda kumweyongera kuba kati afuuse omuntu asobola okwesigika.

Omugole Ronnie Mubiru nga abuuza ku Katikkiro eyawummula Mulwanyamuli

Ye minisita w’ amawulire n’ensonga za Kabineeti Oweek. Noah Kiyimba yategeezezza nga empisa bwezirina okubeera enkulu nga abaagalana banoonya ababeezi.

Ono yatenderezza bazadde ba Nakiwala olw’okumukuliza mu mpisa ate nabeera nga muwala mukozi eyeegombesa buli muntu.

Akulira abakozi ku BBS Terefayina  Petua Luutu, yasabye abafumbo bano buli okuwuliziganya n’okwekwatanga ku Katonda nga waliwo ebibasomooza.

Omukolo guno gwasitudde ab’ebitibwa okuva mu gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka okuli; Omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro Oweek. Waggwa Nsibirwa, Minisita Kyewalabye Male, Minisita Kawuki, Katikkiro eyawummula Oweek. Mulwanyamuli Ssemwogerere, Ssaabawolereza Christopher Bwanikan’ abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist