• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abafumbo muwuliziganye kulw’ amaka amalungi- Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
August 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abafumbo muwuliziganye kulw’ amaka amalungi- Katikkiro Mayiga
0
SHARES
162
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubiriza abafumbo bulijjo okusiga mu bufumbo bwabwe nga bawuliziganya saako nokuwang’ana ekitiibwa okusobola okubunyumirwa n’okubweyagaliramu.

Owek. Mayiga bino abyogeredde mu nsisinkano gy’abaddemu ne munnamawulire Matovu Michael Birimuye ne mukyala we Nabachwa Vivian Birimuye abaagatibwa mu Lutikko e Kitovu mu Buddu gyebuvuddeko.

Mukuumadda Mayiga agamba nti obufumbo ly’eggunjuliro erisookerwako eri omuntu yenna eranga buyamba okukkuza abaana abantu balamu, abakozi, abegendereza ate ng’abafaayo ku balala.

 Abafumbo bano kamalabyonna abakubiriza okukuuma ekifaananyi ekirungi kubanga omwami Birimuye mukozi mu bwakabaka ate munna mawulire amanyiddwa abantu abangi ddala.

Owek. Mayiga abakuutide okubeera abakozi okusobola okubeera n’ensimbi ezibayamba okuddukanya amaka gaabwe, era nabakubiriza bulijjo okutemera ebizibu ebyenjawulo empenda  basobole okuvvuunuka ebisoomoza mu maka.

Omwami Matovu Michael Birimuye yeebaziiza nnyo Kamalabyonna olw’okufisaawo akadde okubasisinkana, era neyeebaza buli yenna eyeetaba mu kuteekateeka omukolo gwabwe.

Birimuye asuubiza okusigala nga muwulize eri Nnamulondo ng’awereza Nnyinimu nokukuuma ekifaananyi ekituufu eky’Embuga.

Ensisinkano eno yetabiddwamu Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwaga Mugumbule, Minisita wa Kabinenti nensonga za woofiisi ya katikkiro ow’ek Noah Kiyimba n’abantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist