• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abadiventi basabidde Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka, bamuyozaayozezza olw’ okuweza emyaka 70

Gambuuze by Gambuuze
April 12, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abadiventi basabidde Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka, bamuyozaayozezza olw’ okuweza emyaka 70
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Najjanankumbi – Kyaddondo 

Abadiventi wonna mu masaza g’ Obwakabaka olwa leero abakedde mu kkanisa okwebaza Katonda olw’ obulamu bwawadde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II era nebamukulisa okutuuka ku kkula ly’ emyaka 70.

Okusinza omukulu kuyindidde mu kkanisa ya Seventh Day Adventist Church e Najjanankumbi ng’ eno, Minisitule wa Kabineeti, Olukiiko n’ Abagenyi, Owek. Noah Kiyimba gyasinzidde nawa obubaka bwa Katikkiro eri abakkiriza.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ajjukiza abazadde okukuza abaana mu nonno n’obuwangwe bwabwe nga Ssaabasajja wabakubiriza basobole okutumbula obulungi mu nsi. 

Kamalabyonna Mayiga abakubiriza okufaayo ennyo mu kutuukiriza ensonga ssemasonga ettaano nga kigenda kuyambako okuzimba Buganda ey’enkya. 

Omusumba  Omukulu ow’Ekkanisa eno, Musumba Godfrey yeebazizza nnyo Kabaka olw’enteekateeka ezizimbye Obwakabaka omuli okulima emmwanyi, okugaba sikaala n’okuzimba amasomero, okukulakulaanya eby’obulamu, 

Akulembeddemu okubuulira, Omusumba Noah Ssekitto yeebaziza Obwakabaka olw’okubawa omukisa okukulemberamu enteekateeka y’okusabira Kabaka nga aweza emyaka 69 omwaka oguwedde. 

Omusumba Ssekitto abuliridde abantu bonna okwefumitiriza omulamwa gw’emisinde ogugamba “abasajja tubere abasaale mu kulwanisa akawuka ka mukenenya tutaase omwana ow’obuwala” n’agamba nti waliwo abawala abesomye okunonya akawuka nga bayita mu kwetunda era abalabudde okukomya omuzze guno. 

Oweek. Noah Kiyimba awerekeddwako Omwami wa Kabaka, George William Kasujja ow’Omuluka Najjanankumbi 1 mu ggombolola Mutuba VII.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist