• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abaddukanya ekisaawe ky’ Entebbe aba CAA balina bebakutte ku by’enguzi eggyibwa ku Bankubakyeyo

Gambuuze by Gambuuze
January 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Abaddukanya ekisaawe ky’ Entebbe aba CAA balina bebakutte ku by’enguzi eggyibwa ku Bankubakyeyo
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Entebbe – Busiro

Ab’obuyinza ku kisaawe ki Entebbe International Airport baliko abakozi babwe bebakutte ku bigambibwa nti babadde balya enguzi ku batambuze  ekikontana n’amateeka agabafuga.

Kino kiddiridde abantu ab’enjawulo okuvaayo nebemulugunya ku bakozi ku kisaawe kino okubasaba enguzi etuukira ddala ku lukumi lwa ddoola ($ 1000) okusobola okufuluma era atakikola bamulemesa okulinnya ennyonyi.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire ku Lwokutaano, amyuuka Senkulu w’ekitongole ki Uganda Civil Aviation Authority(UCAA), Olive Birungi Lumonya akkirizza nti waliwo abantu abaggyibwako enguzi era baliko n’abakozi babwe bebakutte ku nsonga eno.

“Ali mu katambi mukozi wa UCAA lwakuba ssente bazimuweera bweru wa kisaawe. Naye akwatiddwa era tulina emitendera egigenda okugobererwa asobola okubonerezebwa,” Birungi bw’ategeezezza.

Ku nsonga eno, avunaanyizibwa ku bantu abayingira n’okufuluma eggwanga, Maj Gen  Apollo Kasiita Gowa naye akkirizza nti omuze guno mweguli naye nawera okugumalawo kuba balina kukolera mu bwerufu.

Birungi Lumonya agamba nti beekenenyeza obutambi obuli ku mutimbagano nebazuula nti obumu bulimu abakozi babwe ate era waliwo n;obujingirire.

Abakulu ku kisaawe kino bategeezezza nti okuva mu mwaka 2020, baweza abakozi 26 abakwatibwa era abamu bagobeddwa, abalala bawummuziddwa ate abalala nebabonerezebwa mu ngeri ezitali zimu.

Birungi yeetondedde abantu bonna abakoseddwa olw’ebikolwa bino naye nasuubiza okubaako  ekikyukamu.

Aba CAA  era baweze abakozi okukozesa essimu nga bali ku mulimu era okutandika leero abasaabaze bokka be bakkirizibwa okubeera n’ essimu okusobola okukendeeza ku bikolwa by’enguzi.

Kati abakozi  bonna balina okwambala kkaadi zabwe ez’emirimu mu bulago abantu basobole okufuna ebibakwatako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist