• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Ababaka B’oludda Oluvuganya Bakubye Ebituli Mu Nteekateeka Y’akamyufu Ka NRM

Gambuuze by Gambuuze
July 18, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Ababaka B’oludda Oluvuganya Bakubye Ebituli Mu Nteekateeka Y’akamyufu Ka NRM
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olunyiriri lw’abantu nga balonda

Abamu ku babaka ba Palamenti basabye gavumenti ekkirize abantu  baddemu beetaaye naddala mu bisera bino ebya kalulu oluvannyuma lw’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement [NRM okugamba nti kigenda kulonda abanaakikwatira bendera nakusimba beesimbyewo mu mugongo.

Okusinziira ku kibiina kya NRM ekyafulumizza enteekateeka yakyo eggulo, akamyufu kaakyo kaakusimba mu mugongo abantu abamu kyebagamba nti kikontana n’enteekateeka ya tonsemberera gavumenti gyeyalangirira okusobola okiziyiza okusaasaana kw’ekirwadde kya coronavirus.

Ababaka eb’enjawulo bategeezezza nti NRM kyeyakoze kibeere ekyokulabirako nti webituuse abantu balina okuteebwa baddemu okukuba enkungaana z’ebyobufuzi.

Omubaka akiikirira ekibuga ky’e Bugiri Asuman Basalirwa agamba nti gavumenti erina okuleka abantu nebeeyagalira mu ddembe lyabwe okulonda abakulembeze nga babategedde.

Basalirwa agamba gavumenti erina okuvaayo n’amateeka aganaagobererwa mu nkungaana naye teyinza kuziwerera ddala.

Ate akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Betty Aol Ochan yategeezezza nti abo bonna abanaasangibwa nga basimbye mu migongo gy’abantu balina okukwatibwa kubanga bajja kuba bagezaako kussa bulamu bw’abantu mu katyabaga.

Ono yagambye ekisobola okuwonya embeera eno kye kya gavumenti okujja eggwanga lyonna ku muggalo.

“Bwebaba nga ba minisita bebasinze okutyoboola ebiragiro bya gavumenti nga kati bakuba enkungaana, akaseera katuuse gavumenti eggye abantu ku muggalo,” Aol bweyagaambye.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist