• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abaami ba Kabaka basabiddwa okunyweza obumu

Gambuuze by Gambuuze
January 30, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abaami ba Kabaka basabiddwa okunyweza obumu
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mmengo – Kyaddondo

Abaami ba Kabaka baweereddwa amagezi obuweereza bwabwe okubwesigamya ku bumu kibayambeko  okugussa obuvunannyizibwa bwabwe nokuzza Buganda ku ntikko.

Amagezi gano gabaweereddwa  akuuma entebe ya Kaggo Hajji Ahmed Matovu Magandaazi mu nsisinkano gyabaddemu nabakulembeze ba Ssaabasajja mu gombolola ya Mukulu wa kibuga Mmengo Lubaga ku mbuga y’eggombolola.

Hajj. Magandaazi akubiriza abakulembeze nga baweereza okufuba okunnyikiza obumu mu bantu n’okugoberera ennambika z’Obwakabaka nga mu kino lwebajja okusobola okukulaakulanya eggombolola eno n’Obwakabaka okudda ku ntikko.

Omukiise wa Kyadondo mu lukiiko lwa Buganda, Owek. Jane Francis Lukwago agamba nti kino kikoleddwa okwongera okunnyikiza obuweereza bwa Ssaabasajja mu bantu n’okunyweza obumu.

Omwami wa Kabaka amulamulirako eggombolola  ya Mukulu wa Kibuga, Mukasa Samuel Bakaanoga annyonyodde  nti  omwaka guno essira okusinga bakulisa ku misomo nga omu ku kaweefube w’okukulaakulanya eggombolola.

Ensisinkano eno ebaddemu  Abatongole, Abaami b’omuluka n’ abakulembeze mu bitongole ebyenjawulo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist