• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abaami ba Kabaka abasabiddwa okwettanira Tekinologiya  okutumbula empeereza

Gambuuze by Gambuuze
October 25, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abaami ba Kabaka abasabiddwa okwettanira Tekinologiya  okutumbula empeereza
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange -Mmengo

Minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Christopher Bwanika asabye Abaami ku mitendera egy’enjawulo okweyuna tekinologiya n’omutimbagano basobole okutuusa ku bantu ba Kabaka empeereza eggwanidde.

Obubaka buno, Ssaabawolereza  Bwanika abadde atikkula Bannakyaggwe naba Ssese Oluwalo olusobye mu bukadde 14 mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Owek. Christopher Bwanika  Abaami abakuutidde bulijjo okweyuna omutimbagano  n’emikutu emigatta bantu kuba gisobola bulungi okubayambako okuggusa obuvunaanyizibwa bwabwe mu budde.

Bwanika abasabye okunyweza obumu nga luno lwelutindo olwokubayunga ku nkulaakulana ate nokuzza Buganda ku ntikko.

Abasabye bafube okugabanya obuvunaanyizibwa mu baweereza bannaabwe okwewala okuzingamya emirimu nga gyetuumye bwetuumi, awamu n’okweyambisa omutimbagano okutambuza amawulire n’obubaka obw’Obwakabaka.
Owek. Bwanika asuubizza okukwasizaako abaami abalina enkaayana ku mbuga zaabwe, n’anokolayo Ssese, okulaba nga embuga ezo zinunulwa, zidde mu mikono gyabwe butereevu.

Ye omumyuka owokubiri owa Ssekiboobo Rashid Kanakulya Luswata akubiriza abantu ba ssaabasajja okwongera okwetaba mu nteekateeka z’Obwakabaka nga mu kino Buganda lwejja okugenda mu maaso.

Abaami be gombolola baloopye embuga ebimu ku bibasoomoza kyoka bano bategezezza nti tebaganya kusoomoza kuno kubajja kumulamwa batema empenda okulaba nga bakuvuunuka.

Eggombolola okuli Ssaabaddu Ntenjeru,Mutuba 1 Nakisunga  ne Mutuba 7 Kawolo zezikiise okuva e Kyaggwe nga ate Musaale Bubeke ne Ssaabagabo Kyamuswa zezivudde mu ssaza lye Ssesse.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist