• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Aba Vision Group bakwasiddwa emijoozi, Owek. Kaawaase asabye abantu okugigula mu budde

Gambuuze by Gambuuze
March 13, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Aba Vision Group bakwasiddwa emijoozi, Owek. Kaawaase asabye abantu okugigula mu budde
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Bulange – Mmengo

Bannamukago mu nteekateeka y’ emisinde gy’ Amazaalibwa ga Kabaka (Kabaka Birthday Run) aba Vision Group bakwasiddwa  emijoozi gyebagenda okuyambako okutunda n’ okugisembereza abantu ba Kabaka.

Bw’ abadde abakwasa emijoozi gino, Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo  ategeezezza nti waliwo abantu abalinda essaawa esembayo ne baseera emijoozi, kino agambye nti si kirungi n’akatono asabye abakikola okukikomya. Kyokka akubirizza abantu okugula emijoozi mu budde okwewala embeera eno.

Akulembeddwamu aba Vision Group Omuky. Phiona Tamale ategeezezza nti emijoozi bagenda kugitundira ku woofiisi zaabwe mu Industrial Area ate balina n’enteekateeka okugituusa ku bantu yonna gye babeera ne gye bakolera.

Kitegeerekese nti emijoozi gy’emisinde gyongedde okusaasanyizibwa mu bitundu eby’enjawulo okusobozesa abantu okugifuna mu budde, ate abaagala okugula mu bungi gisangibwa ku Bulange e Mengo.

Buli mujoozi gugulwa emitwalo ebiri gyokka (20,000) ate nga emisinde gyakubaayo nga 06/04/2025.

#KabakaBirthdayRun2025

#KabakaMutebiAt70

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist