• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba Opozisoni bafulumye Palamenti okuwakanya engeri  Ssegirinya ne Ssewanyana gye baakwatiddwamu

Gambuuze by Gambuuze
September 28, 2021
in Amawulire
0 0
0
Aba Opozisoni bafulumye Palamenti okuwakanya engeri  Ssegirinya ne Ssewanyana gye baakwatiddwamu
0
SHARES
103
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ababaka b’oludda oluvuganya nga bakulembeddwa alukulira, Mathias Mpuuga, ku Lwokubiri beekalakaasizza ne bafuluma gavumenti nga bawakanya engeri ebitongole by’ebyokwerinda gye byazzeemu okukwata ababaka bannaabwe.

Kino kiddiridde omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya ne  Ssewanyana owa Makindye West, okuddamu okukwatibwa mu ngeri eringa ey’okubawamba oluvannyuma lw’okuyimbula ku kakalu ka kkooti ak’obukadde 20 ez’obuliwo okuva mu kkomera e Kigo.

Palamenti eyatudde ku Lwokubiri etabukidde Ssaabawolereza wa gavumenti, Kiryowa Kiwanuka okunnyonnyola eby’okuddamu okukwatibwa kwa bano.

Mu kwanukula, Ssaabawolereza Kiwanuka ategeezezza Palamenti nti ababiri bano bagenda kusimbibwa mu kkooti wabula n’ategeeza nti bano basobola okuddamu okukwatibwa emirundi gyonna okusinziira ku misango gye babeera bazizza.

“Basobola okuddamu okukwatibwa emirundi gyonna egituukana n’emisango gye bazza.” Kiwanuka bw’ategeezezza Palamenti.

Kino kiggye ababaka naddala ku ludda oluvuganya mu mbeera nga bakuliddwa akulira oludda oluvuganya, Mathias Mpuuga ne bafuluma Palamenti okulaga obutali bumativu bwabwe.

Mpuuga ategeezezza bannamawulire ng’ebigambo bya Ssaabawolereza Kiwanuka bwe  bibadde bisaanuula emmeeme era ebiwaawaaza amatu mu ntaputa y’amateeka era bw’atyo abadde alina okufuluma Palamenti nga tasobola kwetaba mu kukubaganya birowoozo kwa kika kino.

Ku Mmande, omwogezi wa poliisi,  Fred Enanga yategeezezza bannamawulire ng’okuddamu okukwatibwa kw’ababaka bano bwe kwekuusa ku misango gy’okulya mu nsi olukwe gye balina okuvunaanibwa.

Ababaka bano baali baakwatibwa ne basindikwa mu kkomera e Kigo olw’emisango egigambibwa nti beetaba mu kutemula bannamasaka ekyatwala obulamu bw’abantu abawera 25 abaalumbibwa ab’ebijambiya mu kiro.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist