• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba NUP bagenda kwekalakaasa olw’okuwamba abawagizi babwe okweyongedde

Gambuuze by Gambuuze
October 3, 2022
in Amawulire
0 0
0
Aba NUP bagenda kwekalakaasa olw’okuwamba abawagizi babwe okweyongedde
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula  John             

Kamwokya – Kyaddondo

Bannakibiina ki National Unity Party (NUP) balabudde nga bwebagenda okwekalakaasa olw’abebyokwerinda okugenda mu maaso n’okuwamba abawagizi babwe nga kati baweze 137 abagambibwa okutwalibwa bamukwatamundu.

Bano  era balaze  ab’enganda abalumiriza ab’ebyokwerinda okuwamba abantu babwe nga balaajana nti embeera mwebali nzibu kuba abantu babwe abawambiddwa  ab’ebyokwerinda bebabadde babalabirira.

Abakulembeze mu kibiina kino nga bakuliddwa Robert Kyagulanyi Ssentamu ategeezezza bannamawulire e Kamawokya nti abawagizi babwe abawera 137 bebatamanyiddwako mayitire.

“Pulezidenti yakakasa nti bebalina abantu baffe, Minisita w’ensonga ez’omunda naye nategeeza Palamenti nti balina abawagizi baffe bebakwata naye ekyo kyetwasemba okuwulira, twagala bakomyewo abantu baffe,” Kyagulanyi bw’agambye.

Kyagulanyi asabye abo bonna abakwatirwa abantu babwe okwekalakaasa mu mirembe bababanje kuba tebalina musango.

Ono era alaajanidde amawanga g’ebweru okuvaayo bataase embeera kuba ekiri mu ggwanga kati kisinga ekyaliwo ku mirembe gya Idi Amin kuba obukulembeze bwa Pulezidenti Museveni buyitiridde okulinyirira eddembe ly’obuntu.

Oluvannyuma lw’okuwambibwa kw’ abawagizi be okuddamu, Kyagulanyi yazeemu buto okubanja abawagizi be nga ayita ku mutimbagano.

Kinajjukirwa nti okusooka ekibiina kyafulumya olukalala lwa bantu 243 mu mwaka gwa 2021 abaali bawambiddwa wabula ekibiina kyategeeza nti abaali bawambibwa baali basoba mu 458 era nebateekawo ekitabo ku kitebe kyabwe ab’enganda mwebaali bawandiika ebikwata ku bantu babwe nelwebasemba okubalaba.

Ku nsonga y’ekiwambabantu okuddamu, minisita w’ensonga z’amawulire Chris Baryomunsi wiiki ewedde yasabye aba NUP okutegeeza poliisi n’ebitongole by’ ebyokwerinda bwekiba nga kituufu nga abantu babwe babuzibwawo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist