• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Aba Nkobazambogo basabiddwa okwekeneenya abalondebwa

Gambuuze by Gambuuze
August 24, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Aba Nkobazambogo basabiddwa okwekeneenya abalondebwa
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mmengo

Abakulembeze ba Nkobazambogo mu ggwanga basabiddwa okwetegereza ennonda y’abantu abatwala obukulembeze mukibiina kino kiyambe okukitwala mu maaso.

Bino byayogeddwa Oweek. Lukwago Rashid ku Lwomukaaga mu nsisinkano ya bassentebe, abaaliko abakulembeze n’abakiise baakyo mu lukiiko lwa Buganda, eyayindidde mu Bulange – Mmengo .

Oweek. Lukwago Rashid, yasabye abakulembeze bano okutema empenda z’okulaba engeri gyebayinza okuyambako okuteeka enteekateeka ya ‘Nnamutaayiika wa Buganda’  mu nkola n’okumwagazisa abalala.

Oweek. Lukwago ne Bannankobazambogo oluvanyuma lw’ ensisinkano yabwe.

Ssentebe wa Akalibaakendo mu ggwanga Lubyayi Abraham, yategeezezza nti kikulu okuyamba abalondebwa mu bifo okutegeera obuwangwa bwabwe kibayambe okukulembeza ennono mubuli kyebakola.

Ate yye Ssentebe w’ekibiina ki Nkobazambogo mu ggwanga lyonna Omuky. Nantamu Laziya, yanyonyodde nga Obwakabaka bwebukoze ennyo okusitula omwana omuwala. 

Nantamu yeeyamye nga bwebamaliridde nga abaana abawala okunyweza ensonga Ssemasonga obwakabaka kwebuyimiridde

Oweek. Lukwago ne Bannankobazambogo nga bateesa ku nsonga ez’enjawulo.

Eyaliko Ssentebe era nga ye yayogedde ku lwa banne Omuk. Kijjambu William, yalaze nga bwebannoonya abaliko abakulembeze ku matendekero ag’enjawulo bayambe okubeera bakalondoozi b’ekibiina mu matendekero gyebava.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist