• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Aba MK Movement bafuuse Patriotic League of Uganda, balaze kyebazaako

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2024
in Eby'obufuzi
0 0
0
Aba MK Movement bafuuse Patriotic League of Uganda, balaze kyebazaako
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John ne Ronald Mukasa

Naguru – Kyaddondo

Abantu ab’enjawulo omuli bannamateeka, baminisita mu Gavumenti eyawakati n’emikwano gya Gen. Muhoozi  Kainerugaba bakung’aanye ku makya g’Olwokusatu nebalangirira ng’ekisinde kyabwe ki MK Movement bwekyeyubudde nekifuuka Patriotic League of Uganda.

Omukolo guno guyindidde Naguru mu Kampala era okusinziira ku kakiiko ak’okuntikko mu kisinde kino era abategesi bannyonnyodde nti bagenda kutandikira ku  kyakunga bannayuganda baddemu okwagala ensi yabwe.

“Ffe aba MK Movement tweyubudde netufuna erinnya eppya n’obuvunaanyizibwa obuggya n’ekigendererwa ky’okuddamu okwagazisa bannayuganda ensi yabwe, babeere bannansi abalungi, tubakuume n’okulwanyisa enguzi wamu n’okumala gadiibuda ssente z’omuwi w’omusolo,” Ekiwandiiko kyebafulumizza bwekisomye.

Olukung’aana luno lwetabiddwamu Minisita Hon. Frank Tumwebaze, Minisita Haruna Kasolo  ne Minisita Godfrey Kabbyanga Baluku, wamu n’eyali Minisita  Mike Mukula .

Okweyubula kwe kisinde kino kiwadde bannakisinde era abawagizi ba Gen. Muhoozi obukuumi mu mateeka era nga kati basobola bulungi okwenyigira mu nteekateeka z’okukunga abantu.

Bino webijjidde nga Gen. Muhoozi ye muwabuzi wa Pulezidenti Yoweri Museveni ku bikwekweto ebyenjawulo era nga waliwo nebiyitingana nti ayinza okwesimbawo mu kalulu ka 2026.

 Abamu ku beetabye mu lukungaana luno omuli n’abayizi okuva mu ssetendekero ez’enjawulo bagamba nti kino kijjidde mukiseera ng’ eggwanga lyetaaga enkyukakyuka kuba bingi ebisobye.

 Wabula Gen. Muhoozi Kainerugaba talabiseeko ku mukolo guno wabula bannakisinde kino bakakasizza nga bwali omwetegefu okwesimbawo addire kitaawe Yoweri Kaguta Museveni mu bigere mu 2026.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist