• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Aba Masterlinks Group bakiise embuga, beeyamye okuyambako okutumbula eby’obulamu

Gambuuze by Gambuuze
June 8, 2023
in Eby'Obulamu
0 0
0
Aba Masterlinks Group bakiise embuga, beeyamye okuyambako okutumbula eby’obulamu
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Aba kampuni ya Master links Group bakyaddeko e Bulange Mmengo nebasisinkana Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Minisita w’obuyiiya n’enzirukanya y’emirimu, Owek.  Prof.  Twaha Kigongo Kaawaase nebalaga obwetaavu okukolagana ne Buganda.

Owek. Kaawaase annyonnyodde nti bano bajjidde mu kiseera kituufu wakati nga Obwakabaka bwagala okutumbula eby’obulamu nga buzimba amalwaliro mu masaza gonna 18 agakola Obwakabaka .

“Bano bajjidde mu kaseera nga Kamalabyonna yatongoza okuzimba amalwaliro g’Obwakabaka byeboogerako biba byamugaso okutuyunga ku bamusigansimbi, nebatuyunga ku bantu abatuyamba okuddukanya amalwaliro nebatuyunga ku bantu abalina ebikozesebwa,” Owek. Kaawaase bw’ategeezezza.

 Owek. Kaawaase yeebazizza Rev. Kajumba  olw’okuyunga kampuni eno ku Buganda ku bano okusobola okubaako kyebagatta ku nkulaakulana y’abantu ba Beene.

Okusinziira ku Owek. Kaawaase, abakulu bano bakukwataganyizibwa ne minisita w’ebyobulamu Dr. Prosperous Nankindu Kavuma awamu naba BICUL okusobola okwekeneenya engeri ez’enjawulo gyebasobola okukwataganamu ne Buganda.

Akulira kampuni ya  Masterlinks , Mike Watkins yeebazizza Obwakabaka bwa Buganda olw’okufaayo eri abantu n’okutumbula eby’obulamu nga babasomesa ebikwata ku ndwadde ez’enjawulo

Ye Omulangira Derrick Mawanda nga yakulira eby’obusuubuzi mu Melo Health Services agamba nti guno omukisa munene okukwatagana ne Buganda okusobola okukyuusa embeera z’abantu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist