• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bakutte abadde afera ababaka nga abasaba ssente okubaggya ku lukalala lw’abalya enguzi

Gambuuze by Gambuuze
August 19, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bakutte abadde afera ababaka nga abasaba ssente okubaggya ku lukalala lw’abalya enguzi
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Poliisi ku Palamenti ekutte omusajja agambibwa okufera abamu ku bakozi ba gavumenti nga abasuubizza okubayamba abaggye ku lukalala lw’abali b’enguzi abagenda okunoonyerezebwako akakiiko akavunaanyizibwa ku bitongole bya gavumenti aka ‘Committee on Public Accounts, Commissions, Statutory Authorities, and State Enterprises (COSASE).’

Omukwate ye Francis Malinga era nga kigambibwa nti yatuukiridde omu ku bakozi ba Palamenti namulaga ebbaluwa eyabaddeko omukono gwa Ssentebe wa COSASE.

Malinga yasobodde okumatiza omukozi ono nga bwagenda okuggya erinnya lye ku lukalala oluvannyuma lw’okubeera nti aliko vvulugu w’okulya enguzi gweyenyigiramu era namusaba ssente obukadde 20 okuggya erinnya lye ku lukalala luno.

Malinga yasobodde okumatiza omukozi ono nga bwali omukozi wa Palamenti era namukkirizisa ssente azimusanze  ku kantiini ya Palamenti ku lunaku lwe lumu.

Oluvannyuma omukungu wa gavumenti ono yatemezza ku bakulira Palamenti abatuukiridde poliisi nebalaba engeri y’okukwatamu Malinga. Ono bamusanze yalinze dda ku kantiini basobole okumuwa akake era wano webamukwatidde.

Mu bbaluwa eyavudde mu woofiisi ya Kkiraaka wa Palamenti, Waiswa Henry Yoweri  yawadde ababaka amagezi nga bakolagana n’abantu be batamanyi naddala bebasanze mu Palamenti.

“Mubeere bulindaala naddala nga mukolagana n’abantu  abatali bakozi ba Palamenti. Abakozi ba Palamenti tebalina buyinza kusangula linnya lya muntu ku lukalala lwonna naddala nga wali ensonga eri mu  maaso g’akakiiko konna,” Ebbaluwa bwe yasomye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist