• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omusango gw’okutemula Thomas Sankara gutandika October 11

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2021
in Amawulire
0 0
0
Omusango gw’okutemula Thomas Sankara gutandika October 11
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya BBC

Kampala

Ab’obuyinza mu BurkinaFaso beetegese okutandika okuwozesa eyali Pulezidenti w’eggwanga eryo, Blaise Compaoré  n’abalala 13, olw’okutemula gwe yaddira mu bigere Thomas Sankara okutandika nga 11 October.

Ab’obuyinza bategeezezza ku Lwokubiri nti musango guno gugenda kuwulirwa mu lujjudde era nga gugenda kuwulirwa mu kibuga kya BurkinaFaso ekikulu Ougadougou.

Kinajjukirwa nti  Compaoré yaggyibwa mu ntebe oluvannyuma lw’okugezaako okweremeza mu buyinza mu 2014 ng’ekisanja kye kiweddeko era n’adduka mu buwang’anguse.

Ono mu kiseera kino ali mu ggwanga lya Ivory Coast era wadde taliiwo omusango guno gugenda kuwulirwa.

Mu 2015 ono baamuyisaako ekibaluwa kibakuntumye, mu April akakiiko k’amagye mu ggwanga lino kaamusongamu olunwe okulumba eggwanga lino era n’okwenyigira mu ttemu wamu n’okutemula abantu, emirambo gyabwe n’agikweka.

Wabula  Compaore bino wamu n’ebyokutemula Sankara yabyegaanye ng’agamba tabimanyiiko.

Sankara eyali ayitibwa ‘African Che Guevara’, yali waamaanyi nnyo era n’okutuusa kati  bangi naddala abaagazi b’enkyukakyuka bamutwala ng’ekyokulabirako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist