• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bakutte 4 mu woofiisi ya Ssaabaminisita ku bintu ebitali bya mutindo ebyagabwa e Kasese

Gambuuze by Gambuuze
August 4, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bakutte 4 mu woofiisi ya Ssaabaminisita ku bintu ebitali bya mutindo ebyagabwa e Kasese
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ab’akakiiko akalwanyisa obulyi bw’enguzi mu maka g’obwapulezidenti, bakutte abantu 4 mu woofiisi ya Ssaabaminisita olw’okugulira abantu b’e Kasese ebintu ebitali ku mutindo  bwe baali babatwalidde obuyambi.

Okusinziira ku Col. Edith Nakalema abakwatiddwa be bamu ku bantu 9 abanoonyerezebwako oluvannyuma lwa Ssaabaminisita Robinah Nabbanja okutegeeza nti ebintu ebyagulwa okuyamba ku bantu b’e Kasese ku mataba ku buwumbi 10 omwali bulangiti n’obutimba bwensiri byali tebituukana na mutindo.

Ono agamba nti abakwate kuliko Godfrey Kayima, omubazi w’ebitabo, Henry Agaba Tumwine, omubazi w’ebitabo Rose Nakabogo,akolanga kamisona w’ebigwa tebiraze ne Esther Odongo, akulira okugula ebintu.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigyire  yategeezezza nti okunoonyereza ku nsonga za bano kugenda mu maaso okuzuula bwe bagula ebintu ebitali bya mutindo ku buwanana bw’ensimbi.

Kino kiddiridde Ssaabaminisita Nabbanja okuvaayo n’agaana okugabira abantu obuyambi okuva mu woofiisi ya Ssaabaminisita ng’agamba nti byali bibi nnyo.

Mu bino kuliko; obuwunga obuwera kkiro 40,000,  kkiro emitwalo 2 ez’ebijanjaalo, kkiro  2,000 eza ssukaali, amatundubaali  2,000, ebidomola 1,350,  ebbaafu 1,000, katoni za ssabbuuni 100, n’obutimba bw’ensiri 1,000, bulangiti 100 awamu n’emikeeka 100.

“Kasese si kasasiro, bino bulangiti n’obutimba mbigaanye kuba si bya mutindo.  Ebyabigula alina okuleeta ebisingako kuba bino byebivaako okwonoona ekifaananyi kya gavumenti.” Nabbanja bwe yagamba abatuuze omwezi oguwedde.

Nabbanja yalaga nti obutimba bwali butono nnyo ne bulangiti era nga tezisobola kukozesebwa bantu.

Kino kiddiridde abantu abawera 4 mu woofiisi ya Ssaabaminisita omwaka oguwedde ku bigambibwa nti beeyingira mu butali bwerufu mu nsimbi za COVID-19.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist