• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Christopher Aine agudde mu bintu; Museveni amulonze okumyuka RDC w’e Mbarara

Gambuuze by Gambuuze
July 6, 2021
in Amawulire
0 0
0
Christopher Aine agudde mu bintu; Museveni amulonze okumyuka RDC w’e Mbarara
0
SHARES
69
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Christopher Aine, okubeera omumyuka w’omubaka wa Pulezidenti e Mbarara.

Aine nga ye yali akulira ebyokwerinda bye yali Ssaabaminisita era eyavuganya ku kalulu k’Obwapulezidenti aka 2021, John Patrick Amama Mbabazi, kati agenda kumyuka  Lt. Col James Mwsigye.

Lt. Col. Mwesigye okulondebwa kwa Aine yakukakasizza ng’ayita ku lukomo lw’essimu era n’awayaamu n’omukutu gwa Chimpreports.

Ekifo kino kibadde kimaze akaseera nga temuli muntu okuva omwaka oguwedde, oluvannyuma lwa Emmy Kateera eyakirimu okusindikibwa e  Rwampara ng’omubaka wa Pulezidenti ow’ekiseera mu kitundu ekyo.

Aine ensi yamutegeerera ku kalulu ka 2016 ak’obwapulezidenti, bwe yalwanagana n’abeebykwerinda nga bagezaako okulemesa mukama we, Amama Mbabazi okukuba enkung’aana.

Aine teyaddamu kulabikako oluvannyuma lw’okukwatibwa ab’ebyokwerinda era ekyaddako by’ebigambo okuyiting’ana ng’ono bwe yali attiddwa era omutimbagano ne gusaasaanirako ebifaananyi by’omulambo ogwali gugambibwa nti gugwe.

Emyezi ebiri ng’akalulu kawedde, ono yalabika ng’ali ne Gen. Salim Saleh era ne yeewaayo mu mikono gy’abeebyokwerinda era n’ategeeza nti abadde yeekwese.

Okulondebwa kwa Aine kuggumiza okutabagana wakati wa Amama Mbabazi ne Pulezidenti Museveni era bano baasalawo okuteeka embiranye yaabwe ku bbali baddemu okukolagana era bino bye bimu ku bibala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist