• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bobi Wine tajja kusasula ku by’okuggyayo omusango gw’ebyokulonda – Kkooti

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bobi Wine tajja kusasula ku by’okuggyayo omusango gw’ebyokulonda – Kkooti
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Kkooti Ensukkulumu esazeewo nti akulira ekibiina kya National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, tajja kutanzibwa olw’okuggyayo omusango mw’awakanyiza obuwanguzi bwa Pulezidenti Museveni mu kalulu ka 2021.

Akulira NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu

Akawaayiro nnamba 61 mu tteeka lya ‘Presidential Elections Act, 2005 liragira omuntu yenna abeera aggyeeyo omusango okuliyirira abawawaabirwa.

Abalamuzi ba kkooti eno bwe babadde bawa ensala yaabwe mu bujjuvu bonna bakkaanyiza nti okulagira omuwaabi okuliyirira abawawaabirwa kimulemesa okufuna obwenkanya kuba abalala abandyagadde okuwaaba bajja kutya okuwaaba.

“Wadde omusango guno ogw’ebyokulonda tegusobodde kugenda mu maaso kutuuka ku nkomerero yaagwo, gusonze ku nsonga ya demokulaasiya wamu n’obutuufu bw’akalulu akakubwa ak’Obwapulezidenti. Noolwekyo tetulaba nsonga ematiza lwaki eyawaaba omusango guno atanzibw.” Omulamuzi  Ezekiel Muhanguzi bwe yasomye ensala eno ku lwa banne omwenda.

Ssaabawolereza wa gavumenti ku lw’abawawaabirwa yasabye kkooti eragire Kyagulanyi asasule olw’enneeyisa ye ng’omusango gugenda mu maaso ekyaweebuula ekitiibwa kya kkooti.

Wabula bannamateeka ba Kyagulanyi nga bakulembeddwa Medard Lubega Sseggona bategeezezza nti eky’okuliyirira oludda oluwawaabirwa si kya bwenkanya eri omuntu waabwe.

Abalamuzi bannyonnyodde ku Lwokuna nti wadde  etteeka lino ligamba nti omuwaabi anaggyayo omusango ‘ajjanga’ kuliyirira b’awaabidde naye si kya buwaze era kkooti erina obuyinza bwonna okukkiriza oba okugaana omuwaabi okutanzibwa.

Abalamuzi bagamba nti waliwo obwetaavu bw’abantu okwettanira kkooti eno okufuna obwenkanya mu kalulu k’Obwapulezidenti ng’okusasuza Kyagulanyi kijja kulemesa abalala okuzettanira.

Bano balagidde buli ludda okwesasulira ensimbi ze lukozesezza mu musango guno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist