• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omubaka Ssekikubo aziddwa mu kkooti ku misango gy’akamyufu ka NRM aka 2010

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2021
in Amawulire
0 0
0
Omubaka Ssekikubo aziddwa mu kkooti ku misango gy’akamyufu ka NRM aka 2010
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Yusuf Muwuluzi

Masaka -Buddu

Omubaka wa Lwemiyaga mu lukiiko lw’eggwanga olukulu, Theodore Ssekikubo, olwaleero nga 18/3/2021 agasimbaganye n’omulamuzi wa Kkooti ento e Masaka, Charles Yetetsi, olwemisango egimuvunaanibwa nga n’egimu gya 2009 ne 2010.

Omubaka Ssekikubo ku kkooti ne bannamateeka be

Emisango egivunaanibwa Ssekikubo kuliko ogwokugezaako okutta omuserikale mu 2009, okutataganya akalulu ka NRM mu 2010 ng’ayasa ebikozesebwa mu kulonda wamu n’okukuma omuliro mu balunzi b’ebisolo okuggulawo obutale ate ng’ebitundu by’e Ssembabule byaliko kalantiini olwa Kalusu mu Jan 2020.

Newankubadde Ssekikubo ne bannamateeka be okuli Medard Sseggona ne Alexanda Lule babaddewo mu kkooti, kibeewuunyisizza omuwaabi wa gavumenti, Stella Batuusa, okujja nga talina fayiro yamuwawaabirwa era bw’atyo n’asaba kkooti emuweeyo obudde anoonye fayiro gyeri kuba mupya mu woofiisi eno. Wano omulamuzi Yetetsi w’asinzidde n’ayongerayo okuwulira omusango guno nga 13/4/2021.

“Emisango egivunaanibwa  gy’egyo emisango egyawozebwa mu kkooti eno  yennyini okuva mu 2009, 2010. Wabula omulamuzi Sarah Mponye yagoba omusango guno obutakomezebwawo mu kkooti wabula ekyewuunyisa omuwaabi wa gavumenti yagukomezzaawo mu kkooti ate nga tebaajulira.” Bw’atyo Ssekikubo bw’ateegezezza.

“Ekyewuunyisa mu byobufuzi by’e Ssembabule, SSEKIKUBO buli lw’awangula akalulu bateekwa okumuletako mu kkooti.” Bw’atyo Medard Lubega Sseggona bw’ayogedde ku nsonga zino.

Ssekikubo yeewuunya okuba nga gavumenti y’emuwaabira kyokka ng’omusango ogumuvunaanibwa kaali kamyufu ka kibiina kyabyabufuzi ekya NRM nga ne Col. Habib Kanyarutokye gwe bamulumiriza okugezaako okutta w’amagye nga teyayina kyali kimuleeta mu kalulu ka NRM.

Ssekikubo agamba nti kiyinza okuba nga kivudde  ku ky’okuba nga  yavuddeyo n’alangirira okuvuganya ku kifo ky’omumyuka wa Sipiika wa palamenti nga bagenderera okumwonoonera obudde wamu n’okumusiiga enziro.

Mu kalulu ka 2011, Ssekikubo yavuganya ne Patrick Nkalubo kyokka  ate kati Nkalubo y’omu kubabadde bazze okweyimirira Ssekikubo. Ono ne banne bagamba omuntu waabwe bamulanga bwemage.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist