• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni akungubagidde John Pombe Magufuli

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2021
in Amawulire
0 0
0
Museveni akungubagidde John Pombe  Magufuli
0
SHARES
85
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Museveni akungubagidde abadde Pulezidenti wa Tanzania, John Pombe Magufuli, era ng’ono ye mukulembeze owookubiri mu East Africa okufa mu bbanga lya mwaka gumu.

Pulezidenti John Pombe Magufuli

“N’ennaku nnyingi nfunye amawulire ag’ennaku ag’okufa kwa Pulezidenti John Pombe Magufuli.” Museveni bw’ategeezezza ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Twitter leero ku Lwokuna.

“Twegattira wamu ne Tanzania  okunyolwa olw’okuviibwako omu ku bakulembeze ba Afirika abaamaanyi.” Museveni bw’agasseeko.

Museveni ayogedde ku Magufuli ng’omukulembeze ow’enjawulo abadde akola ennyo okulaba nga East Africa yeeyimirizaawo mu byenfuna.

Magufuli yafiiridde ku myaka 61 era okufa kwe kwalangiriddwa eggulo ku Lwokusatu nga kigambibwa nti yafudde kirwadde kya mutima.

Okufa kwe kutuuseewo  nga gugenda kuwera omwaka mulamba bukya Pulezidenti wa Burundi Pierre Nkurunziza  afa ng’ennaku z’omwezi June 8, 2021.

Magufuli yasemba okulabibwako mu lujjudde ku nkomerero y’omwezi gwa February era bannansi bamaze Ssabbiiti eziwera nga babanja okulaba Pulezidenti waabwe wakati w’engambo okusaasaana nti ono yakwatibwa ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Okusinziira ku Ssemateeka wa Tanzania, kati omumyuka we, Samia Suluhu Hassan  ajja kulayizibwa nga Pulezidenti mu ssaawa 24 okusobola okumalako ekisanja kya Magufuli ekiggwaako Magufuli.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist