• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Anaavuganya ku bwa Sipiika tujja mulondera Kyankwanzi – Nampala Nankabirwa

Gambuuze by Gambuuze
March 17, 2021
in Amawulire
0 0
0
Anaavuganya ku bwa Sipiika tujja mulondera Kyankwanzi – Nampala Nankabirwa
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Nnampala wa gavumenti era Omubaka Ruth Nankabirwa, ategeezezza olunaku lwaleero nti anaakwatira ekibiina kya NRM bbendera ku bifo okuli ekya Sipiika n’omumyuka we, bajja kubalondera Kyankwanzi.

Nampala wa gavumenti, Ruth Nankabirwa

Bino Nankabirwa abyogeredde mu nsisinkano gy’abaddemu ne bannamawulire abagasakira mu Palamenti. Nankabirwa ategeezezza nti olukiiko olufuzi olw’ekibiina olumanyiddwa nga CEC lugenda kutuula okulaba gwe lunaalondawo okukwata bbendera.

Enkalu okusinga ziri ku kifo kya Sipiika nga aliko Rebecca Kadaga agenda kuvuganya n’abadde omumyuka we Jacob Oulanyah okulaba anaakubiriza Palamenti y’e 11.

Omubaka Nankabirwa agamba nti guno si gwe mulundi ogugenda okusooka naye enkola bw’etyo bw’ebadde nga bannakibiina bonna abeegwanyiza okufuuka basipiika, amannya gaabwe gaweerezebwa mu CEC, abakulu ne balondawo agwanidde.

Ono ategeezezza nti singa banaalemwa okukkaanya ku ensonga y’ani agwanidde okwesimbawo ku babiri bano bajja kudda bategeeze Palamenti ku oyo ekibiina gwe kironze. Alabudde oyo yenna asuubira okujeemera ekibiina obutakemebwa kwesimbawo ku lulwe.

W’osomera bino ng’olwokaano lukyalimu Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga, omumyuka we Jacob Oulanyah  ne Munnakibiina kya Forum for Democratic Change (FDC), Ibrahim Ssemujju Nganda.

Ebbugumu eryamaanyi liri wakati wa Kadaga ne Oulanyah era buli ludda luwuliddwa nga lwogerera lunnaalwo amafuukuule.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist