• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni bamuwere okuddamu okwesimbawo – Bobi Wine

Gambuuze by Gambuuze
February 2, 2021
in Amawulire
0 0
0
Museveni bamuwere okuddamu okwesimbawo – Bobi Wine
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu, agamba nti kkooti mu ggwanga ziri ku kigezo era ayagala ewere Mwami Museveni obutaddamu kwesimbawo kuba aludde ng’abba akalulu.

Omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu

“Kkooti esazeemu okulonda kuno ne Mwami Museveni bamuwere okwesimbawo bw’ebanga kkooti esala mazima.” Kyagulanyi bw’ategeezezza bannakibiina abaawangulwa mu kalulu ka 2021 b’agamba nti abamu babbibwa.

Kyagulanyi agamba nti kkooti eri ku kigezo nga bwe kyali ku kakiiko k’ebyokulonda akakulirwa Omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama, kuba bannayuganda bagoberera buli kimu.

“Kkooti eri ku kigezo okulaga nti oba ekolera bannayuganda oba esala mazima n’obwenkanya,” Kyagulanyi bw’agasseeko.

Ono annyonnyodde nti balina obujulizi bwonna  kkooti kw’erina okuyimirira okusazaamu okulonda kuno bw’eba ng’egoberera mazima nga bwe kirina okubeera. Kyagulanyi yeekokkodde ekiwenda kya ‘Pandagaali’ ng’abawagizi baabwe ab’enjawulo bakwatibwa  ne basibibwa mu makomera ag’enjawulo gye bali mukutulugunyizibwa ate waliwo n’abaawambibwa n’okutuusa kati nga tewali amanyi gye bali.

Ku by’okulumba ogumu ku mikutu gy’amawulire, Kyagulanyi agamba nti bakikoze wakati mu mukwano okulaga obutali bumativu era takyejjusa. Era alowooza nti buli kitongole kyonna ekibeera kikoze ensobi kirina okugambibwako kuba tewali bali waggulu w’amateeka.

Ate Ssaabawandiisi wa NUP, Lewis Lubongoya agambye nti bannayuganda balina okusigala n’essuubi kuba kkooti esobola okusala amazima.

Lubongoya ategeezezza nti abawagizi baabwe abasoba mu 3000 baawambibwa ate n’abalala tebamanyise wa gye bali nga n’abakulu mu kibiina bali mu kutiisibwatiisibwa.

Bano bataddewo ennamba abantu abaawambibwako abaabwe kwe balina okukuba ne babawa ebibakwatako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist