• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bobi Wine addayo e Kalangala okunoonya akalulu

Gambuuze by Gambuuze
January 5, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bobi Wine addayo e Kalangala okunoonya akalulu
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Akwatidde ekibiina kya National Unity Platform bbendera, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), alangiridde nti waakuddayo mu bitundu by’e Kalangala ku Lwokutaano okunoonya akalulu.

Omubaka Kyagulanyi mu lukiiko lwa bannamawulire

“Baatulemesa okunoonya akalulu mu bitundu by’e Kalangala nga Decemba 30 naye njagala okukakasa abantu b’e Kalangala nti, tugenda kubeera nammwe ku Lwokutaano luno.” Kyagulanyi bw’annyonnyodde.

Kino kiddiridde Kyagulanyi okukwatibwa bwe yali e Kalangala n’ateekebwa ku nnyonyi  ppaka mu makaage ate ttiimu ye emunoonyeza akalulu n’eggalirwa e Masaka.

Bobi Wine addamu okunoonya akalulu olunaku lw’enkya ng’atandikira Namisindwa oluvannyuma agende e Namayingo ku Lwokuna.

 Kyagulanyi era asinzidde n’awera okwongera okwanika ebikolwa bya Pulezidenti Museveni ne Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda omulamuzi, Simon Byabakama.

Kyagulanyi yennyamidde ku bikolwa by’okumutulugunya ne ttiimu ye ebibakolebwako ab’ebyokwerinda abalina okubakuuma mu mateeka.

“Akakiiko k’ebyokulonda kalabikira ddala nti tekali mu mitambo gya byakulonda kuno era twongedde okukakasa nti kalina kyekubiira. Akakiiko tekalina kye kaavaayo kwogera nga ttiimu yange yonna ekwatiddwa, era tewali kye kaakola nga mpambiddwa okuva e Kalangala.” Kyagulanyi bw’agambye.

Kyagulanyi annyonnyodde nti akakiiko k’ebyokulonda kelemeddwa okulaga obusobozi bw’okutegeka akalulu ak’amazima n’obwenkanya kuba emirundi gyonna  poliisi gy’etyobodde amateeka ng’ebakuba n’okubalemesa okukuba enkung’aana, akakiiko kasigadde kasirise.

 Ono agamba nti mu ngeri y’okubakugira ng’oludda oluvuganya, akakiiko kaawera kkampeyini mu disitulikiti 13 kyokka eno, Pulezidenti Museveni yasigalayo nga yeegazaanya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist