• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Eddie Mutwe ne Nubian Li okulonda kubasubye, mu kkooti badda kuwedde

Gambuuze by Gambuuze
January 5, 2021
in Amawulire
0 0
0
Eddie Mutwe ne Nubian Li okulonda kubasubye, mu kkooti badda kuwedde
0
SHARES
86
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masaka

Bannakibiina kya National Unity Platform (NUP) okuli; Edward Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe ne Nubian Li, akalulu ka 2021 bagenda kawulira buwulizi.

Eddie Mutwe nga ali mu kkooti gyebuvuddeko

Bano n’abalala wadde kkooti e Masaka yasoose kubayimbula  ku kakalu kaayo ka mitwalo 20 buli omu oluvannyuma lw’okukwatibwa e Kalangala ne basomebwa emisango gy’okukuma omuliro mu bantu n’okwetaba mu bikolwa ebisaasaanya Ssennyiga Corona.

Bwe babadde mu maaso g’Omulamuzi Charles Yeteise, oludda oluwawaabirwa nga lukulembeddwa Fred Musisi lw’ategeezezza nti omusango gwa bano gwabadde gusobola okweyimirirwa ate ng’abasinga babadde mu mbeera mbi nga kigambibwa nti baatulugunyiziddwa nga bali mu kkomera.

Era bano omulamuzi yabayimbudde wabula abana ku bano 123 okuli; Eddie Mutwe, Kafuko Stanely ne Kampala Lookman bazzeemu okukwatibwa era ne bazzibwa ku alimanda okutuusa nga January 19 2021.

Mutwe ne banne bavunaaniddwa emisango okuli ogw’okwonoona ebintu bya poliisi, okubakuba wamu n’emisango emirala.

Wadde nga bannamateeka ba NUP baagezezzaako okubasabira okweyimirirwa wabula tekwasobose.

Eggulo we bwazibidde nga NUP yaakasasulako ssente z’abasibe 50 bokka wamu nga kisuubira nti leero ku Lwokubiri n’abalala bajja kuyimbulwa oluvannyuma lw’okutuukiriza obukwakkulizo obwateereddwawo kkooti.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist