• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Poliisi : Bobi Wine tumutwala Magere

Gambuuze by Gambuuze
December 30, 2020
in Amawulire
0 0
0
Poliisi : Bobi Wine tumutwala Magere
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Poliisi evuddeyo n’esaba abantu ab’enjawulo obutagendera ku mawulire gatambuzibwa ku mutimbagano agalaga nga eyeesimbyewo ku kkaadi ya National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine bwakwatiddwa e Kalangala gy’abadde anoonya akalulu.

Ennyonyi egambibwa okuggya Kyagulanyi ku kizinga okumuzza e Kampala

“Twagala okutangaaza nti eyeesimbyewo ono agaaniddwa kwongera kukuba nkung’aana olw’ekirwadde kya Ssennyiga Corona ekyeyongedde awamu n’okujeemera ebiragiro by’akakiiko k’ebyokulonda wamu ne Minisitule y’ebyobulamu. Ono azziddwayo e Kampala mu maka ge e Magere,” ekiwandiiko kya poliisi bwe kitegeezezza.

Kino kiddiridde abantu ab’enjawulo okutandika okwekalakaasa okuggala enguudo n’okwekalakaasa nga bawakanya eky’okumukwata.

Ku makya ga leero  waliwo ennyonyi y’amagye eyasindikiddwa e Kalangala, nga Bobi Wine agendayo era ng’eno y’egambibwa okweyambisibwa okumuggya ku kizinga kino.

Poliisi era ekakasizza nga bwe waliwo abamu ku ba ttiimu ya Kyagulanyi  abakwatiddwa  olw’okulabikira ku butambi bwa Kkamera nga baggya omupiira mu mmotoka za poliisi, okukuma mu bantu omuliro n’okulemesa abapoliisi okukola emirimu gyabwe.

Okusinziira ku ntegeka z’akakiiko k’ebyokulonda, olwaleero Kyagulanyi abadde alina kubeera Kalangala era ku makya e Kidyeri ekyatutte emmotoka za Kyagulanyi era ze zaatutte n’ebimmotoka bya ttiyaggaasi.

Bannamawulire ababadde bakwata amawulire nabo poliisi tebatalizza wadde ng’oluvannyuma bano bayimbuddwa.

Ab’ebyokwerinda okuli; poliisi ekkakkanya obujagalalo wamu ne bannamagye be bayunguddwa okuyambako poliisi y’omu kitundu kino okukkakkanya embeera ebadde etandise okwonooneka.

Mu kulonda okuwedde mu 2016, Pulezidenti Museveni yawangula ekitundu kya Kalangala n’ebitundu 53 ku buli 100 ate nga munne bwe baali ku mbiranye Dr. Kizza Besigye, yafuna ebitundu 42 ku buli 100.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist