• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omubaka Robinah Ssentongo afudde

Gambuuze by Gambuuze
December 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Omubaka Robinah Ssentongo afudde
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omubaka omukyala ow’essaza lya Kyotera mu Palamenti, Robinah Ssentongo afudde enkya ya leero.

Omubaka Robinah Ssentongo

Bino kirangiriddwa Sipiika wa Palamenti, Rebecca Alitwala Kadaga, enkya ya leero ku Lwokutaano bw’abadde aggulawo olutuula lwa Palamenti.

Okusinziira ku Sipiika Kadaga, Ssentongo  afudde kya Ssennyiga Corona ekyamukwata gye buvuddeko.

Ssentongo  ye mubaka omukyala owa disitulikiti y’e Kyotera eyasooka era ng’abadde yeesimbyewo ku kifo ky’ekimu ku kkaadi ya Democratic Party (DP).

Bino we bijjidde ng’ekirwadde kya Ssennyiga Corona kyongera okusaanyaawo abantu mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo era ng’abakulembeze ab’enjawulo bavuddeyo okukunga  abantu okwekuuma ekirwadde kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist