• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bubangudde abantu ku Mukenenya

Gambuuze by Gambuuze
December 12, 2020
in Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Obwakabaka bubangudde abantu ku Mukenenya
0
SHARES
44
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange Mmengo

Minisitule y’ebyobulamu mu Bwakabaka bwa Buganda wamu n’abasawo mu ssaza Kyaddondo, nga bali wamu n’ekibiina ekibudaabuda abalina akawuka ekya TASO, baategese omusomo okubangula abantu ku ngeri gye basobola okwekuuma wamu n’okwejjanjaba ekirwadde kino singa kibeera kibakutte.

Minisita Kiyimba ne Dr. Kalinda nga bakwasa abeetabye mu musomo ebbaluwa

Mu musomo guno ogwayindidde mu Bulange eggulo ku Lwokutaano, Minisita w’amawulire mu Bwakabaka Owek. Noah Kiyimba weyasinzidde nasaba abantu bonna ku mitendera egy’enjawulo okufaayo ku bulamu bwabwe era bajjumbire ekiragiro kya Ssaabasajja ku kwekuuma ekirwadde kya Mukenenya.

“Kikulu nnyo mwe abasomi okuddayo nemumulungula ebyo ebibasomeseddwa era  nemubisomesa abalala, ye nsonga lwaki Ssaabasajja Kabaka bwavaayo ku nsonga y’okulwanyisa obulwadde buno obwa Mukenenya, ffenna fenna ku mitendera gyonna twegatta ku Ssaabasajja Kabaka,” Owek. Kiyimba bwe yagambye.

Minisita Kiyimba yannyonnyodde nti  abantu basaanye okwekebera bamanye webayimiridde era baleme okweyinula kya ddagala liweweza ku Mukenenya  naye bekuume era nasiima abasawo olw’okufaayo ennyo ku balwadde.

 Omukugu okuva mu Minisitule y’ebyobulamu mu gavumenti eyawakati,  Dr. Phionah Kalinda ategeezezza abeetabye mu musomo nti ebikolwa by’okufumbiza abaana nga tebanetuuka kyekimu ku bintu ebisibye ekirwadde kino mu ggwanga era nga  okunoonyereza kulaga nti ekirwadde kino kisinga mu bakyala n’abavubuka.

Omumyuka wa Kaggo, Ronald Bakulu Mpagi yenyamidde olwa ssente ezibaweebwa era nasaba ensonga yabwe etunulwemu.

Bino webigidde nga Omutanda yakamala okuddamu okulembera olutabaalo ku kirwadde kya Mukenenya era nga ku murundi guno abaami be bakulembedde olutalo basobole okutaasa abaana abawala. ne mumulungula ebyo ebibasomeseddwa era  ne mubisomesa abalala, y’ensonga lwaki Ssaabasajja Kabaka bwavaayo ku nsonga y’okulwanyisa obulwadde buno obwa Mukenenya, ffenna ffenna ku mitendera gyonna twegatta ku Ssaabasajja Kabaka.” Owek. Kiyimba bwe yagambye.

Minisita Kiyimba yannyonnyodde nti  abantu basaanye okwekebera bamanye we bayimiridde era baleme okweyinula okutuusa kya ddagala liweweza ku Mukenenya  naye beekuume era n’asiima abasawo olw’okufaayo ennyo ku balwadde.

 Omukugu okuva mu Minisitule y’ebyobulamu mu gavumenti eyaawakati,  Dr. Phionah Kalinda, yategeezezza abeetabye mu musomo nti ebikolwa by’okufumbiza abaana nga tebanneetuuka kye kimu ku bintu ebisibye ekirwadde kino mu ggwanga era ng’okunoonyereza kulaga nti ekirwadde kino kisinga mu bakyala n’abavubuka.

Omumyuka wa Kaggo, Ronald Bakulu Mpagi yennyamidde olwa ssente ezibaweebwa era n’asaba ensonga yabwe etunulwemu.

Bino we bijjidde ng’Omutanda yaakamala okuddamu okukulembera olutabaalo ku kirwadde kya Mukenenya era nga ku mulundi guno abaami be bakulembedde olutalo, basobole okutaasa abaana abawala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.