• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obufumbo temubeera kuvumbeera – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
December 3, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obufumbo temubeera kuvumbeera – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Kireka

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga ategeezezza nti obufumbo tebusaanamu kuvumbeera na kwekokota bwe bubeera nga bwakuwangaala era singa ne bannannyini bwo baba baagala okubunyumirwa.

Katikkiro Mayiga n’abagole

Entanda eno Kamalabyonna Mayiga agiweeredde Kireka ku kkanisa y’Abadiventi bw’abadde yeetabye ku mukolo gw’okugatta Munnamawulire Semei Wessaali  owa Bukedde ne Agnes Nambi olwaleero.

“Naawe nnyabo omusajja ono mubuulire by’otayagala awatali kwekomomma, obufumbo bwagala ebintu ne bimubyogera butereevu nga bwebiri, bujja kubawoomera.” Mayiga bw’agambye

Mayiga agambye nti nga Buganda bakkiriza nti okudda ku ntikko kyetaaga abantu abalamu n’amaka agateredde obulungi era ng’ensonga eno abantu tebalina kugisaagiramu era ng’abantu bonna mu Buganda bandifubye okufuna obufumbo obutukuvu.

Ono asabye abantu okumanya nti obufumbo bulimu ebirungi wadde abantu abasinga bakulembeza ebibi n’okusoomoozebwa okubulimu. Era abasabye baleme kutya bizibu era n’abaako n’ekirabo kye yabawadde.

Bw’abadde abagatta, Omusumba Samuel Kajoba asabye abagole okukulembeza Katonda mu bye bakola era bamwekwateko kibayambe okuwangaaza obufumbo bwabwe.

Omukolo gwetabiddwako abantu bangi omuli n’akulira olupapula lwa Bukedde, Mw. Geoffrey Kkulubya n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist