• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa boodabooda atomedde omupoliiisi abadde amukwata Kafyu n’afa

Gambuuze by Gambuuze
November 24, 2020
in Amawulire
0 0
0
Owa boodabooda atomedde omupoliiisi abadde amukwata Kafyu n’afa
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omupoliisi ku poliisi ya Jinja Road, atomeddwa owa boodabooda n’afa nga yaakatuusibwa mu ddwaliro e Naguru oluvannyuma lw’okugezaako okumukwata kafyu.

Omumyuka wa poliisi mu Kampala n’emirilaano Luke Owoyesigire

Okusinziira ku amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigire, yategeezezza nti omugenzi ye Okwera Opobo Jacob ow’emyaka 34 era ng’ali nnamba 50415.

Kigambibwa nti ku Ssande ku ssaawa nga  5 ez’ekiro, Opodo yagezezzaako okuyimiriza owa boodabooda John Byamukama eyabadde atisse abasaabaze babiri ng’atambulira ku Pikipiki nnamba UEG 347/B okuliraana poliisi ya Jinja Road.

Wabula kiteeberezebwa nti Byamukama yatomedde Opodo mu bugenderevu era n’afuna ebisago ebyamaanyi.

Omupoliisi ono yaddusiddwa mu ddwaliro lya Naguru China Hospital okujjanjaba, ebyembi n’afiirayo.

Poliisi yategeezezza nti abasaabaze ababiri Byamukama be yabadde asitudde baddusiddwa mu ddwaliro e Mulago wabula ye John Byamukama n’aggalirwa ku poliisi ya Jinja Road ku misango egyekuusa ku butemu.

Owoyesigire yagambye nti omulambo gw’Omupoliisi ono gwatwaliddwa mu ggwanika e  Mulago okusobola okugwekebejja ate nga fayiro ya Byamukama eteeekebwatekebwa asobole okutwalibwa mu kkooti.

  “Tulabye okusiiwuuka empisa mu ba boodabooda, buli lwe batuuka poliisi w’ebeera esudde emisanvu, emirundi egisinga bano batomedde abapoliisi abamu ne bafuna ebisago ate abalala bakafiiriddemu.” Owoyesigire bwe yagambye.

Mu mwezi Gwokutaano omwaka guno, omupoliisi Innocent Ayesigye naye yakoonebwa n’afa e Namanve ku Jinja Road. Ayesigye yali akolera ku poliisi y’e Seeta ng’avuga Pikipiki ya poliisi nnamba UP 2164.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist