• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bukwataganye ne Minisitule y’ebyobugagga obw’omutaka ku kuzimba omudumu gw’amafuta

Gambuuze by Gambuuze
October 29, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bukwataganye ne Minisitule y’ebyobugagga obw’omutaka ku kuzimba omudumu gw’amafuta
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange –Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda bwakukwatagana ne Minisitule ekola ku by’obugagga eby’omuttaka mu gavumenti eyaawakati okulaba nga pulojekiti y’okuzimba omudumu gw’amafuta  okuva e Hoima okudda e Tanzania n’okugaleeta ku tterekero e Kiringente mu Mpigi, guganyula abantu wansi mu byalo.

Owek. Waggwa Nsibirwa n’abeetabye mu nsisinkano eno

Okusinziira ku mumyuka owookubiri owa Katikkiro, Owek. Waggwa Nsibirwa, ensisinkano eno yeesigamiddwa ku nkwatagana era nga balaze abaminisitule  ebintu ebikulu ng’Obuwangwa n’ennono, obutonde bw’ensi n’emiziro, gyebaagala  bikwatibwamu.

“Twagala okulaba ng’abantu baffe emidumu gye bagenda okugikolera nabo bafunamu mu ngeri y’emirimu. Ate nga n’Obwakabaka twandiyagadde okukwatagana nabo tulabe nga tukolawo ebintu eby’ensibo, okugeza tusobola okuzimba ebisaawe, emidumu gye gigenda okuyita oba amalwaliro nga tuli nabo, okulaba nga fenna tufunamu,” Owek. Nsibirwa bw’ategeezezza.

Owek. Waggwa agambye nti bakkiriziganyizza era nga baakukolaganira wamu ne Minisitule eno okutwala pulojekiti eno mu maaso.

Ku lw’abakungu ba Minisitule, Eng. Herbert Magyezi Mugizu, ategeezezza nti ebitundu ebisinga emidumu  gye gigenda okuyita biri mu Buganda nga y’ensonga lwaki babadde balina okusisinkana abakulu mu Bwakabaka okwegeyaamu.

Magyezi agambye nti bayagadde okulambikibwa Obwakabaka ku ngeri gye bayinza okukwatamu ebifo eby’enkizo ebigenda okukosebwa mu pulojekiti eno, esobole okuganyula abantu.

Ensisinkano ebadde ku Bulange era yeetabiddwamu Minisita w’Obuwangwa, Ennono n’Obulambuzi, Owek David Kyewalabye Male, Minisita w’ettaka, obulimi n’obutonde bw’ensi, Owek Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo, Ssentebe wa Boodi ya Buganda Land Board, Owek Martin Sseremba Kasekende, n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist