• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Nankindu asanyukidde eky’okukyusa ebitabo mu nnimi ennansi

Gambuuze by Gambuuze
October 23, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Nankindu asanyukidde eky’okukyusa ebitabo mu nnimi ennansi
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Kampala

Minisita w’ebyenjigiriza, Owek Prosperous Nankindu Kavuma, asanyukidde eky’ekitongole ekirambika eby’ensomesa mu ggwanga ekya ‘National Curriculum Development Centre’ okukyusa ebiwandiiko mu nnimi ennansi.

Minisita Nankindu nga ayogerako eri abeetabye mu musomo guno

Okusiima kuno, Owek. Nankindu akukoledde ku Speke Hotel mu Kampala olwaleero ku Lwokutaano nga bafundikira omusomo gw’okukyusa ebiwandiiko mu nnimi ennansi ogumaze ennaku ennya.

Owek. Nankindu agambye nti Obwakabaka bukkaanya ne Dr. Grace Baguma ku bwetaavu bwa gavumenti okuteeka ensimbi  mu bitongole ebikyusa ebiwandiiko basobole okwanguyiza abantu okuyiga okusoma.

Ono asabye gavumenti eteekemu ssente bave ku kulowooleza  mu bavugirizi buli kadde.

 “Tukizudde nti omuntu bw’aba tamanyi kusoma, tasobola kubeera bulungi  mu nsi, taba na mirembe. Mujjukira tw’alina wano bannabyabufuzi nebabawa okulayira nga tebasobola kukola kirayiro ekyo,” Minisita Nankindu bw’agambye.

Owek. Nankindu annyonnyodde nti baagala abaana bayige okusoma ebiwandiiko nga bakyaali bato naddala mu kiseera kino ng’abaana bali waka olwa ssennyiga Corona.

Omulimu guno gukoleddwa aba ‘Reading Association of Uganda’ wamu ne ‘Room to Read’ era ng’enteekateeka etuumiddwa ‘Ideal Book Collection nga eruubiriddwamu okufulumya obutabo 60 obw’engero

Minisita Nankindu n’abamu ku bakugu abeetabye mu mulimu guno.

Bano batandikidde ku bukyusa mu lulimi olugenda, Olunyankore n’Olukiga, nga bajja kugattako ennimi endala kiyambe abaana okuva obuto nga baagala okusoma ebitabo.

Ye Dr. Baguma agambye nti  ebitabo bino biwera ebigenda okukyusibwa biwera 120 era nga bigenda kugabibwa mu masomero ga gavumenti eri abaana okuva mu Nnasale okutuuka ku P.4.

Baguma alaze nti waliwo omulimu ogukoleddwa nga kati bannansi bagenze bayiga okusoma n’okuwandiika bw’ogeraageranya n’emyaka  ettaano egiyise.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist