• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Buganda ereese ekitabo okuyamba ku bayizi abali ku muggalo

Gambuuze by Gambuuze
September 15, 2020
in Amawulire
0 0
0
Buganda ereese ekitabo okuyamba ku bayizi abali ku muggalo
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange

Obwakabaka bwa Buganba bufulumizza ekitabo eky’enjawulo ekinayamba ku bayizi abali ku muggalo okusigala nga bagoberera wamu n’okubategeka mu kiseera kino eky’omuggalo nga gavumenti bwemaliriza enteekateeka okuggulawo amasomero.

Minisita Nankindu nga atongozza akatabo

Kino kibikuddwa Minisita w’ebyobulamu, embeera z’abantu n’ebyenjigiriza mu Buganda, Dr. Prosperous Nankindu Kavuma bwabadde atongoza ekitabo kino leero ku Lwokubiri e Bulange Mengo mu Kampala.

“Twagenze mu maaso okufulumya ekitabo ekyo  nga kyamutindo ogujja mu bwakabaka nga twagala okuyambako abaana baffe,” Minisita Nankindu bwategeezezza

Minisita Nankindu yanyonyodde nti, Obwakabaka buludde mu nsiike y’okutegeka ebigezo bya bayizi okwegezzaamu  ku mitendera gyonna okuli; P.7, S.4 ne S.6 era nga akaseera konna ebibuuzo bibadde ku mutindo.

Minisita yagasseeko nti, olukiiiko lu ‘Buganda Examinations Council’ lwalaba obwetaavu bw’okwongera okubangula abaana kuba bangi tebakyamanyi kuwandika, tebakyamanyi kusoma wadde okwanukula ebibuuzo.

“Twagala abaana baffe basobole okwejjukanya ebyo byebasoma kubanga ebya P.7 bitandikira ku P.5, P.6 ne P.7. Omwana owa P.7 talina kusoma bya P.7 byokka atandikira eno nasoma ate nabadde asoma nga ali ewaka nga wa P.5 asobola okutunula mu bya P.6. Ekirungi ebibuuzo bino omwana asobola okwegolola kuba ebiddibwamu gyebiri emabega,” Nankindu bwalambuludde.

Minisita yagambye nti, wadde akatabo kalina kawereddwa emitendera egy’enjawulo naye kisoboka omuyizi okuba nga teyategeera naye nga ewaka alinawo banne abayinza okumuyambako naye akatabo kano kagenda kumugasa.

“Waliwo n’abasomesa abakeetaaga okusobola okuyiga okuteekateeka ebibuuzo kuba ssi buli musomesa nti, muteesiteesi wa bigezo,” Minisita Nankindu bwategeezezza

Nankindu yagambye nti, akatabo kano kasobolera ddala okuyambako n’abazadde okumanya omwana byasoma n’okusobola okumulondoola era nga ekitabo kino kigenda kuyamba omwana mu kaseera kano ak’omuggalo era nebwanabeera azze ku ssomero.

Minisita yeebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’enteekateeka eno n’okutandika Buganda Examinations Council era nasaba bannabyabufuzi okukozesa akakisa kano bagulire abayizi obutabo buno kiganyule omuzadde n’omuyizi.

Akatabo kano akatongozeddwa kamaze dda okutuuka mu matundiro g’ebitabo wonna mu Ggwanga era nga katundibwa Silingi omutwalo gumu n’ekitundu (15,000).

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.