• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Taata akwatiddwa ku by’okusaddaaka muwala we

Gambuuze by Gambuuze
August 19, 2020
in Amawulire
0 0
0
Taata akwatiddwa ku by’okusaddaaka muwala we
0
SHARES
100
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Mubende

Poliisi e Mubende ekutte ssemaka  n’abantu basatu ku kyalo Nabikakala e Mubende ku bigambibwa nti basaddaase omwana.

Abakwate ye;  Charles Nyanzi taata wa Sharon Nantume ow’emyaka 10  nga kigambibwa nti ye yamuwaddeyo eri omusamize. 

Omwogezi wa poliisi mu bitundu by’e Wamala Rachael Kawala

Nyanzi yakwatiddwa ne muganzi we Diana Tugabiirwe, omusamize Sserukeera Deo wamu ne mukyala we Nabukeera Margaret.

Abatuuze balumiriza nga Nyanzi bwaludde nga yeewera nga bweyafunye ejjembe  era nga mu bwangu agenda kugaggawala.

“Yagamba abuliddwa ssente mu bulungi lwakiri alina okuzifuna mu bubbi, abadde agamba  buli kadde nti nina kyempanga bwekinagwa ssente ngenda kuzifuna,” omu ku batuuze bwanyonyodde

Omwogezi wa poliisi mu ttundu ttundu lye Wamala Rachael Kawala akakasizza okukwatibwa kw’abantu bano era nga okunoonyereza kugenda mu maaso.

Kawala alabudde abantu okukomya okwelaguza n’okusaddaaka  abantu kubanga kimenya mateeka.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist