• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Twadiddamu okuyimiriza entambula y’olukale – Minisita Katumba Wamala

Gambuuze by Gambuuze
August 17, 2020
in Amawulire
0 0
0
Twadiddamu okuyimiriza entambula y’olukale – Minisita Katumba Wamala
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Abamu ku bavuzi ba takisi nga omuggalo tegunabaawo. Ekif. File

Minisita w’ebyentambula mu ggwanga Gen. Katumba Wamala ategeezezza  ku Mmande nti bayinza okuddamu okuyimirizza entambula y’olukale okugezaako okutangira okusaasaana kw’ ekirwadde ki COVID19.

“Bannayuganda bannange, tukizudde nga abamu ku bavuzi ba takisi ne bodaboda tebakyagoberera biragiro bitangira COVID19 nga bwebali balagiddwa,“ Minisita Katumba Wamala byeyanyonyodde.

Katumba yagasseeko nti olw’okuba buli lukya abakwatibwa obulwadde buno beeyongera ekiyinza okubawaliriza okuyimirizza entambula ey’olukale mu ngeri y’okuziyizza ekirwadde okutambuzibwa.

Ono yategeezezza nti abavuzi ba takisi batikka abantu abasoba mu munaana abali bakkirizibwa ekintu ekiteeka obulamu bwa abasaabaze mu bulabe.

Kinajjukirwa nti, abavuzi ba takisi balagirwa okwambala obukookolo era basabe abasaabaze okwewa amabanga n’okukuozesa eddagala eritta akawuka n’okunaaba mu ngalo nga bayingira  ekintu kyebatafuddeko.

Webutuukidde olwa leero nga abalina ekirwadde kino baweze 1500 oluvanyuma lw’okuzuulayo abalwadde abalala 66 kwabo abaakebeddwa nga 15/08/2020

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist