• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Nambooze, Mpuuga ne Jose Chameleon beegasse ku NUP

Gambuuze by Gambuuze
August 13, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Abamu ku babaka abagenze mu NUP

Kamwokya

Abamu ku babaka ababadde mu mukago gwa bannakibiina ki Democratic Party (DP) basaze eddiiro nebeegatta ku kibiina ki  National Unity Platform (NUP) eky’ omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine.

Ababaka abeegasse ku NUP kuliko;  Nambooze (Mukono Municipality), Allan Ssewanyana (Makindye West), Moses Kasibante (Rubaga North), Medard Sseggona (Busiro East), Mathius Mpuga (Masaka Municipality) n’abalala n’omuyimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone.

Pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi, yasinzidde ku kitebe kyabwe e Kamwokya ku Lwokuna nategeeza nti lino ttofaali ddene lyebagasse ku lutalo lwabwe olw’okunnunula eggwanga.

“ Kimpa essanyu okulaba nga  abakulembeze bano basazeewo okwegatta ku NUP kubanga tuludde nga tukolaganira wamu, kubanga twagala okubeera olutindo olugatta abantu tusobole okukomya obukulembeze bwa pulezidenti Museveni.” Kyagulanyi bweyategeezezza.

Ono era yasinzidde ku mukolo guno nategeeza nga bwebataddewo olunaku lwa nga 13/08 buli mwaka okujjukirirako bannakibiina ne bannakisinde ki People Power abazze battibwa ab’ebitongole bye byokwerinda .

Ku bano kuliko; Yasin Kawuma, Dan Kyeyune, Ritah Nabukenya, Charles Mutyabule n’abalala abafuna ebisago.

“Njagala okusaba bannaffe abali mu bibiina ebirala twegatte kuba tetuli balabe naye tuli baluganda kubanga gavumenti bwebeera etutulugunya tesosola ffenna etunyigira wamu.”  Kyagulanyi bweyanyonyodde.

Kyagulanyi yasuubizza nti bajja kufuba okulaba nga ekigendererwa kyabwe kwe bafiira kituukirizibwa.

Mu kiseera kino ababaka ba palamenti 11  be bakagenda mu kibiina ki Democratic Party ekikulirwa Bobi Wine.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist