• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omupoliisi akwatiddwa ku Mmundu eyabuze

Gambuuze by Gambuuze
August 11, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omubaka wa Pulezidenti e Masaka, Herman Ssentongo

Masaka

Poliisi ekutte musajja ekutte musajja waayo ali ku ddaala lya ‘Constable’ Moses Bitalabeho eyalumbiddwa nga akuuma emirongooti gya UBC e Bwala nebamubbako emmundu.

Abantu abatanategerekeka balumbye Bitalabeho nabamukuba nebadduka n’emmundu ey’ekika kya AK47 nga yabaddemu amasasi agasoba mu asatu.

Ebyakafunikawo biraga nga Bitalabeho bwayinza okuba nga yabadde atamidde mukaseera webamulumbidde nekimulemesa okwelwanako.

Omubaka wa pulezidenti mu Masaka Herman Ssentongo yagambye nti  Bitalabeho bamaze dda okumukwata wadde mukiseera kino akyali muddwaliro gyali mukujjanjabibwa ebisago byeyafunye ku mutwe.

Ssentongo yasabye abapoliisi mu Masaka okubeera abegendereza kubanga emmundu bweggwa mu mikono emikyamu esobola okufuukira ekitundu kino ekizibu.

Ono yasabye abantu okuyambako nga bawaayo amawulire agasobola okuyamba okuzuula emmundu eno.

Bbo abatuuze basabye poliisi ekole buli kisoboka kubanga tebakyebaka okuva lwebakitegedde nti emmundu eno yabuze era nga esobola okukozesebwa mu bubbi.  

Omwogezi wa poliisi mukitundu ky’e Masaka yategezezza nga bwebamaze edda okukwata abakazi babiri bayambeko poliisi mukunnonyerezza.

Abakwate kuliko;  Harriet Akurut ne Hope Akansasira, abatuuze b’e Kimaanya mu Masaka era nga baliko ne Bitalabeho nga banywa mukaseera nga emmundu tenabibbwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist