• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Aba DP e Masaka Baakuwagira Bobi Wine Mu Kalulu Ka 2021

Gambuuze by Gambuuze
July 24, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Aba DP e Masaka Baakuwagira Bobi Wine Mu Kalulu Ka 2021
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abamu ku bakulembeze ba DP e Masaka

Abakulembeze b’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya DP mu Buddu basazeewo obuwagizi bwabwe bonna okubuzza mu kibiina ekipya ekya National Unity Platform Party, ekikulemberwa omubaka w’essaza ly’e Kyaddondo ey’obuvanjuba Robert Kyagulanyi amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine.

Abakulembeze ba DP mu Masaka beeweze okuwagira ne ssekuwagira ekibiina ekipya era bakiyambe okutuuka mu bukulembeze.

Bonny Stephen Kasujja, akulira DP mu kibuga Masaka yagambye nti balina abakulembeze okuviira ddala  mu byalo era bano baakubayamba okukunga abawagizi baabwe okuwagira NUP.

Ono yagambye kaakati batandise kaweefube w’okuzuula abaneesimbawo ku tiketi yaabwe.

Joseph Ddungu omu ku bakunzi ba DP yagambye newankubadde bakyayagala ekibiina kyabwe, omulundi guno bagenda kuwagira NUP kubanga ebigendererwa by’ekibiina kyabwe tebitegeerekeka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist