• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Minisita Nankindu Asabye Abantu COVID-19 Obutabeerabiza Kwekebeza Bulwadde Bwa Nalubiri

Gambuuze by Gambuuze
June 18, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Minisita Nankindu Asabye Abantu COVID-19 Obutabeerabiza Kwekebeza Bulwadde Bwa Nalubiri
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Oweek. Prosperous Nankindu Kavuma

Minisita avunaanyizibwa ku nkulaakulana y’abantu n’ebyobulamu Oweek. Prosperous Nankindu Kavuma asabye abantu wakati mukwetangira ekirwadde kya COVID-19 obuteerabira kwekebeza kirwadde kya Nalubiri.

Bwabadde ayogerako ne Bannamawulire ku Bulange e Mmengo ng’eggwanga lyetegekera okukuza olunaku lwa Nalubiri olukwatibwa buli June 19 mu nsi yonna, Nankindu asabye abaamawulire okugenda mu maaso nga bategeeza Obuganda ku kabenje akali mu bulwadde buno.

“Gavaumenti yateeseteese omukolo ku Medical Laboratory e Butabika naye mukolo gw’abantu batono era tugenda kujjukira abantu baffe abalwadde ba sickle cells. Tulowooza ku balwadde ba Nalubiri twagala balabirirwe, bafune okubudaabudibwa n’okubeera n’essuubi. Era tulowooza ku bazadde abalina abaana abalina Nalubiri,” Nankindu bwayagambye.

Yagasseeko nti okusinziira ku kunoonyereza, abantu 13.3 ku buli 100 mu Uganda balina akataffaali akatambuza Nalubiri; omuwendo gweyayogeddeko nti gukyali munene ddala.

“Abalwadde abasinga obungi tebaweza myaka etaano. N’olwkeyo, twagala okwongera okusomesa ku nsonga ya Nalubiri abavubuka abateekateeka okuwasa n’okufumbirwa mumale  ku kebera akatoffali ka Nalubiri mu kakase nti gw’ogenda okutwala takalina.”

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi abadde ajja akiddingana lunwe nti abaantube beekebeze obulwadde bwa Nalubiri nga tebannaba kuwasa na kufumbirwa.

Kabaka era adduukiridde omulanga gw’okulwanyisa Nalubiri ng’awaayo ebyuma ebikabera obulwadde buno.  

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist