• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Alipoota kunfa ya Rita Nabukenya ewedde

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Alipoota kunfa ya Rita Nabukenya ewedde
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omugenzi Rita Nabukenya

Bya URN

Poliisi y’ebidduka emalirizza okunonyereza kwayo kukiki ekyavaakoa akabenje omwafiira munna People Power Rita Nabukenya.

Abadde akulira okunonyereza kuno, Pamela Kentaro yagambye URN nti alipoota yamazze dda okugiwaayo eri Ssabapoliisi Martin Okoth Ochola.   

Nabukenya, 28, yafa oluvanyuma lw’okugwa ku kabenje e Nakawa omwezi oguwedde nga 23 bweyali ku  boda-boda ng’ava e Mukono okudda ku Buganda Road, akulira People Power, Robert Kyagulanyi gyeyali mu kkooti ku musango g’okukuba olukungaana olumenya amateeka.

Abeerabirako n’agaabwe bategeeza nti kabangali ya poliisi yatomera boda boda Nabukenya kweyali ng’ekigenderedde.

 Wabula kino kyawakanyizibwa nnyo omwogezi wa poliisi Fred Enanga eyagamba nti ono yafa oluvanyuma lwa boda boda kweyali, okutomeragana n’endala.

Poliisi yasuubiza okufulumya akatambi akaakwatibwa kamera z’okunguudo wabula oluvanyuma Enang yeekyusa n’ategeeza nti olunaku olwo kamera zaali tezikola.

Kyokka Kentaro yaganye okwogera kiki kyeyazuula kubanga Ochola yeyamutuma era gweyakwasizza alipoota.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist