• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Okuzza Buganda ku ntikko kwa ffenna-Katikkiro

Gambuuze by Gambuuze
March 17, 2020
in Amawulire
0 0
0
Okuzza Buganda ku ntikko kwa ffenna-Katikkiro
0
SHARES
15
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abakyala b’e Kyaddondo

Bya Musasi waffe

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti okuzza Buganda ku ntikko kwa buly’omu sso ssi bantu balondemu.

Okuva ku kkono Katikkiro Charles Peter Mayiga, Oweek. Joseph Kawuki, Sipiika Patrick Luwaga Bugumbule ne Prosperous Nankindu Kavuma

Okwogera bino kiddiridde essaza ly’e Kabula omulundi ogusoose bukyanga nkola ya luwalo etandika okutikkula amagombolola eg’enjawulo mu ssaza nga tegazze nga kitole.

“Bwemujja ng’essaza kibanafuya kubanga kaweefube w’okuzza Buganda ku ntikko alina okwetabwamu abantu bonna mu bitundu byabwe gyebali. Buganda tesobola kudda ku ntikko nga yeesigamye ku Banna Kampala oba Banna Mityana oba Banna Masaka bokka,” Mayiga bwagambye.

Agasseeko nti ekinaaleetera Buganda enkulaakulana ssi ke kakadde akamu akaweereddwayo omuntu omu wabula omutwalo ogumu oguweereddwayo akakadde k’abantu.

“Amanyi gaffe gali mu bantu era njagala amagombolola 174 agakola Obwakabaka gonna g’enyigire mu nteekateeka eziba zanjuddwa gavumenti ya Kabaka. Buganda ssi ya b’eMmengo, Buganda ssi yabakadde, Buganda ss iya baggagga oba abaavu. Buganda yaffe ffena era singa tuneenyigira mu nsonga ezibeerawo tujja kuwangula,” Mayiga bwagambye.

Kululwe Kaggo, Agnes Nakibirige Ssempa, omwami w’essaza ly’e Kyaddondo yeebazizza Katikkiro olw’emirimu gyakola okukulaakulanya Buganda.

Asiimye nnyo abakyala b’e Kyaddondo olw’okugula satifikeeti wamu n’okuwaayo Oluwalo.

Ate ye minisita avunanyizibwa ku gavumenti z’ebitundu Oweek. Joesph Kawuki yeebazizza nnyo abo bonna abalina kyebakoze mu nkulaakulana ya Buganda.

Asabye abakyala okusomesa abaana baabwe abalenzi kubanga bangi kati balekeddwa emabega.

“Ffe nga ababeera obutaleevu n’abazadde, omulimu guno ogusinga obunene guli ku ba maama. Omwana omulenzi bwasobya omuzadde omukyala yeegayirira mwana mulenzi baleme kumubonereza. Omuwala bwasobya omuzadde bwajja akangavvulwa n’okusinga mmwe abasomesa bwemulowooza,” Kawuki bwagambye.

Mu Luwalo lw’omulundi guno lubadde lwa Ssaza ly’e Kyaddondo ne Kabula.

Amagombolola asatu okuva e Kabula gakiise  embuga. Muno mubaddemu, Ssaabawaali Kaliiro- abaleese Oluwalo lwa 800,000/=                  2. Mumyuka Kasagama,  Luwalo lwa 439,000, satifikeeti  za 200,000, enkoko 1 awamu  n’enkota z’amatooke 4    Ssaabagabo Kinuuka- baleese oluwalo 620,000/= 

Ate bbo abakyala b’e Kyaddondo baleese Oluwalo lwa 15,145,000/=

Awamu bonna baleese oluwalo lwa bukadde obusobye mu 17m.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.