• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Aba UNAIDS bakyaddeko e Bulange, bakuunze abantu okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
March 12, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Aba UNAIDS bakyaddeko e Bulange, bakuunze abantu okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro Charles Peter Mayiga wakati ate assoka ku kkono we, Karusa Kiragu, akulira UNAIDS mu Uganda

Bya Musasi waffe  

Abakungu mu kitongole ky’ekibiina ky’amawanga amagatte ekikola ku kulwanyisa siriimu ekya UNAIDS nga bakulembeddwamu akikulira mu Uganda Karusa Kiragu bakyaddeko e Bulange Mengo.

Eno bayaniriziddwa Katikkiro, Charles Peter Mayiga wamu ne minisita akola ku by’obulamu Oweek. Prosperous Nankindu Kavuma.

 Mayiga abayisizza mu byafaayo by’Obwakabaka mu kukola ku by’obulamu bwa bantu okuviira ddala ku Ssekabaka Kimera okutuuka ku Ssekabaka Muteesa II eyazimba amalwaliro amangi mu Buganda.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ku ku ddyo ng’alamusa Karusa Kiragu akulira UNAIDS mu Uganda. Bano tebeekutte mu ngalo olwokutya obulwadde bwa Coronavirus

 “Tekyanditwewunyisizza nti Kabaka Mutebi II ku mulembe gwe asoosowazza eby’obulamu. Omulimu gwaffe omukulu kwekubangula abantu okwejjamu ebintu ebimu byetwesibako ate ebivaamu endwadde okukula mu bantu,” Mayiga bwagambye.

Katikkiro yakubirizza abantu okugula emijoozi benyingire mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka.

UNAIDS kyekimu ku bitongole ebikolaganye n’Obwakabaka okutegeka emisinde gy’amazaalibwa g’Omutanda ag’omulundi 65.

Emisinde gino gyakubaawo nga Kafuumuulampawo 5 era nga gyakusimbulwa mu Lubiri e Mmengo  Ssaabasajja Kabaka yenyini.

Gyakwetoololera ku mulamwa g’okulwanyisa siriimu mu basajja kubanga bebavaako okusaasaana kwa siriimu mu bakyala.

Kululwe, Kiragu yasiimye nnyo Obwakabaka okwenyingira mu kulwanyisa mukenenya n’akunga abantu bonna okubaawo mu misinde gino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist