• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abavuzi ba takisi e Mukono bawakanyizza eky’okubagoba ku nguudo

Gambuuze by Gambuuze
February 19, 2020
in Amawulire
0 0
0
Abavuzi ba takisi e Mukono bawakanyizza eky’okubagoba ku nguudo
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Paaka y’e Mukono nga bwefaanana

Bya URN
Abavuzi ba takisi e Mukono bawakanyizza ekiragiro ky’abakulira ekibuga ky’e Mukono okuwera okutikkira abantu ku nguudo.

Ku Bbalaza abakulira ekibuga baagamba nti okutikkira ku nguudo kyekimu kubireeta akalippagano k’ebidduka.
 
Ezimu ku nguudo abakulu ze baagala abantu baveeko kuliko amasanganzira ga Mukono-Jinja-Katosi n’aga Mukono-Bugerere.

Abakulu baagala takisi zonna zidde mu paaka wamu n’akabuga ke Seeta mu ggombolola y’e Ggoma.

Akulira abakozi e Mukono, Richard Monday yagambye nti bakooye akavuyo akaleetebwa aba takisi wamu n’okuvugisa ekimama.

Kyokka abavuzi ba takisi bagamba nti sibeetegefu kugondera kiragiro kino kubanga abasaabaze tebaagala kugenda mu paaka.

John Baptist Ndawula, akolera ku siteegi ya Katosi yagambye abakulembeze mu Mukono bebaviirako obuvuyo buno nga beeyingiza mu ntambuza y’emirimu.

“Sikituufu nti okubeera ku nguudo kuviirako obubenje, ate ne ppaaka ntono kale bwetunaava wano abakungu mu kibuga bajja kukkiriza abantu abalala,” Ndawula bweyagambye.

Elisa Ssewanyana akolera ku siteegi y’e Bugerere yagambye nti abasaabaza babeera ku budde n’olwekyo tebasobola kugenda mu ppaaka kubanga kitwala obudde bungi.

Kyokka akulira ekibuga yagambye beetegefu okussa ekiragiro kyabwe mu nkola era nga wiiki ejja, oyo yenna anaasangibwa nga akolera ku luguudo wakukwatibwa.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist