• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Nabakooba anokoddwayo mwabo abaalyazaamanya poliisi

Gambuuze by Gambuuze
January 27, 2020
in Amawulire
0 0
0
Minisita Nabakooba anokoddwayo mwabo abaalyazaamanya poliisi
0
SHARES
4
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Tumwebaze ng’akwasa Nabakooba woofiisi

Bya URN

Minisita omuggya mu gavumenti eyawakati akola ku nsonga za tekinologiya era omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y’e Mityana mu palamenti Judith Nabakooba anokoddwayo ng’omu kubantu abalamereddwa okusasula ssente  zeyeewola okuva mukittavvu kya Poliisi.
Nabakooba yali mwogezi wa poliisi eyawummulira ku ddaala lya kamisona era nga yeesimbawo mu 2016 okuvuganya ku kifo kya palamenti kyeyawangula. Omwaka oguwedde nga gugwako, omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni yamulonda nga minisita okuddira Frank Tumwebaze mu bigere ng’ono yatwalibwa mu minisitule ekola ku kikula ky’abantu.
Alipoota eyakoleddwa abakulira ekittavvu kya poliisi enokolayo Nabakooba ng’omu ku boofiisa abakulu abaawummula emirimu gya poliisi wabula nga baalemererwa okusasula amabanja agababangibwa. Nabakooba abangibwa akakadde kamu n’emitwalo nsanvu. Abalala ababangibwa naye nga  nabo banyukka emirimu gya poliisi kuliko, Ocan Ben, Mutabazi Juliet, Wanitho Marcellino nga bano babangibwa obukadde obuli wakati w’obuna n’omukaaga.

Omumyuka wa ssenkaggale wa poliisi Edward Ochom yategeezezza nti kati bagenda kuteeka ekkomo ku ssente ze bawola boofiisa abanaatera okuwummula. Yayongeddeko nti munamateeka wabwe agenda kuwandiikira abo bonna ababangibwa okulaba nga basasula naye singa balemererwa, bandi badda embuga.
Ekittavu kya poliisi era kyafiirwa obukadde 16, oluvanyuma lw’okufa kw’aba ofiisa abaali babangibwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist