• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omusirikale wa poliisi Joel Anguma ateereddwa kkooti ya magye

Gambuuze by Gambuuze
January 20, 2020
in Amawulire
0 0
0
Omusirikale wa poliisi Joel Anguma ateereddwa kkooti ya magye
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Joel Anguma kukkono wamu nebanne webavunaanibwa

Bya  URN

Kkooti ya magye nga ekubirizibwa ssentebe waayo, genero Andrew Gutti, olwaleero eyimbudde ku kakulu kaayo, omusirikale wa poliissi eyali aduumira ekitongole ekikwasisa empisa Joel Anguma. Ono eyimbuddwa n’abasirikale abalala babiri okuli James Migadde ne Amon Kwarisima abaali abakessi.

Bano bayimbuddwa ku kakulu ka kkooti ka bukadde 10 nga nababeeyimiridde basabiddwa obukade 20 obutali bwabuliwo. Gutti bano era abataddeko akakwakulizo kabutafuluma wabweru wa Kampala ne Wakiso okuleka nga bafunye olukusa lwa kkooti. Ssentebe Gutti  abuuzizza Anguma amuddiremu oba ategedde obukwakulizo buno, naye kyakoze, ekisanyusizza ennyo Guti. Munnamateeka wabawawaabirwa munamagye, Silas Kamanda Mutungi yategeezezza kkooti nti bano balina amaka era nga kkooti esobola okubafuna wonna weeba eyagalidde ssaako okuba n’ababeeyimiridde ab’omuzinzi. Anguma yaleese Felix Okot Ogong, omubaka akiikirira Dokolo South mu palaamenti,  Joy Atim Ongom omubaka omukyala akiikirira  Lira, saako James Akena, akiikirira ekibuga kya Lira.
Abasatu bano baakwatibwa mu 2017 kubigambibwa nti bakwatanga Abanyarwanda nebabbazza ewaabwe mu bumenyi bwamateeka. Bano era kigambibwa nti baasangibwa n’emmundu z’ekinnamagye.. Abalala abakwatibwa ne bano nga bbo bakyali mu kawome kuliko, Nixon Agasirwe, Faisal Katende ne Abel Tumukunde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist