• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Minisita Kyewalabye asiimye enteekateeka z’abe Mmamba mu kutumbula obuwangwa

Gambuuze by Gambuuze
December 1, 2019
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Minisita Kyewalabye asiimye enteekateeka z’abe Mmamba mu kutumbula obuwangwa
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasis waffe

Minisita w’Ennono, Embiri n’Obulambuzi Oweek. David Kyewalabye Male atenderezza ab’ekika ky’e Mmamba olwa kaweefube gwebatandise okubangula abaana ba Buganda bwe batongozza enteekateeka y’okuzimba ebbanguliro ku Butaka bwabwe a Sagala-Buwaya erimanyiddwa nga Gabunga Education Centre. Okusiima kuno Oweek. Kyewalabye akukoledde Buwaya bw’abadde akiikiridde Katikkiro ku mukolo gw’okutema evvuunike ly’ebbanguliro lino wamu n’okumanyagana kw’abazzukulu ba Gabunga okwa buli mwaka. Omulamwa gw’omwaka guno gubadde gutambulira ku ‘Bumu n’enkulakulana mu bika.’ Omukolo gukuliddwamu omutaka w’akasolya Gabunga era nga yebazizza abazzukulu naddala abo abaali baazayira mu bitundu eby’enjawulo nga Busoga n’e Bunyoro abazze mu bungi. Bano baasuze ku kyoto nga basomesebwa ebikwata ku buwangwa n’ennono eby’enjawulo. Kyewalabye yasabye ababaddewo okwongera okwagazisa abaana n’abavubuka okwetaba ku mikolo nga gino kubanga z’empagi ezigenda okuyimirirako Obwakabaka mu biseera ebijja.

Minisita era yasiimye  Omutaka Gabunga olw’okukubiriza abazzukulu okuwandiika ebitabo, n’ategeeza nti eno y’engeri yokka gyetugenda okukuuma ebyafaayo bya Buganda. Asuubizza okutunula mu bisomoozo eby’enjawulo mu kika okulaba engeri gyebiyinza okugonjoolwa. Wabula ayongedde okukubiriza abaddukanya ettaka ly’ekika okulaba nga balikolerako emirimu egirikulaakulanya lireme kubbibwa. Omukolo gwetabiddwako Katikiiro w’ekika, abakulu b’Amasiga, ebennyiriri wamu n’abemituba egy’enjawulo mu kika ky’emmamba. Ssemanobe omuggya wamu ne Nnalinnya Kannyange nabo babaddewo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist