• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba FDC bayise olukiiko bukubirire okuteesa ku kutulugunyizibwa poliisi

Gambuuze by Gambuuze
November 12, 2019
in Amawulire, Eby'obufuzi
0 0
0
Ab’ebyokwerinda balemesezza olukungaana lwa FDC e Namboole
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omwogezi wa FDC, Ibrahim Ssemujju Nganda

Bya Musasi Waffe

Ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Forum for Democratic Change (FDC) kiyise olukiiko bukubirire okuteesa ku kutuluganyizibwa okwabamu ku bammemba babwe munnaku eziyise. Ng’ayogerako ne Bannamawulire ku kitebe ky’ekibiina kino e Najjanankumbi, Ssemujju Ibrahim Nganda, ng’ono ye mwogezi w’ekibiina kino, yategeezezza nti akiiko ak’okuntikko akatwala ekibiina kino nga kakulirwa Patrick Amuriat Oboi era ng’ono ye Ssenkaggale w’ekibiina kakutuula ku lw’okutano luno nga 15 Musenene. “Ekibiina kigenda kusalawo kiki eky’okukolwa oluvanyuma lwa poliisi okutulugunya abantu baffe okusooka e Kireka bwebajulako katono okutta eyali omukulembeze waffe Dr Kizza Besigye wamu n’okulumba abakazi b’ekibiina kukitebe kyaffe nebabafuuyira omukka ogw’obutwa,” Ssemujju bweyagambye.  Yagaseeko nti nga bwebalinda ekibiina kisalewo, bavumirira ebikolwa bya poliisi n’ebitongole bye’byokwerinda ebirala ebigufudde omuze okutulugunya abantu ng’omwo mwotwalidde ne bannamawulire. Yagambye bagenda kugenda mumaaso nga bawandiika abasirikale bonna abeenyigira mukutulugunya abantu okulaba nga babonerezebwa. Ebyo nga bikyalyawo, FDC era yalangiridde nga bwegenda okujaguza nga bwegiweze emyaka 15 bukyanga kibiina kino kitandikibwawo nga 15 Ntenvu 2004. Emikolo gigenda kubeera mu kisaawe e Namboole.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist