• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni yeweze okufaafagana n’abazigu ab’emmundu

Gambuuze by Gambuuze
November 6, 2019
in Amawulire
0 0
0
Museveni yeweze okufaafagana n’abazigu ab’emmundu
0
SHARES
15
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni

Bya Musasi waffe

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni agambye nti agenda kuggyayo nag’omubuto okulaba nga atuula kunfeete obumenyi bwamateeka naddala obwokokozesa emmundu. Mubbaluwa ye gyawandiikidde Bannayuganda naddala abavubuka baayita abazukulu, Museveni yagambye nti ebibinja byababbi mumyezi mitono egyakayita bisse abantu 13 saako n’okulumya abalala babiri, n’okubba obukadde obuwera 24. Kyokka Museveni yagambye nti ebitongole byebyokwerinda era bisobodde okukwata abamu kubabbi bano 20, nga kubbo munaana batwaliddwa mukkooti, ate nga emmundu nnya nazo zinunuddwa nga kw’ogatta obukadde 10.  “Akabondo k’ababba amasimu n’emmotoka nako tukafufugazza, era nga tukutte abantu 208 abateeeberezebwa okwenyigira mububbi buno. Amasimu agawera 2524, ppikipiki 141, ttivi 25 ne laptop 280 nabyo binnunuddwa,” Museveni bweyagambye. Yasabye abantu okwongera okuba kubwerinde wamu n’okutegeeza abebyokwerinda kubantu bwonna bebateebereza okuba abazzi b’ebimisango. Ettemu n’obubbi bisinze kweyolekera mu Kampala, Lyantonde, Ntungamo ne Entebbe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist