• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Bwanika alabudde bannamateeka ku ssente ez’amangu

Gambuuze by Gambuuze
October 23, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Bwanika alabudde bannamateeka ku ssente ez’amangu
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Bulange – Mmengo

Ssaabawolereza wa Buganda, Owek.Christopher Bwanika asabye bannamateeka mu ggwanga okwewala ensimbi ezamangu nga bakola omulimu gwabwe ,wabula essira abaliteka ku buweereza obulumirirwa abantu okufuna basobole okufuna obwenkanya.

Obubaka buno Owek. Bwanika abuweeredde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu bw’abadde asisinkanye  ekimu ku bibiina ekigatta  bannamateeka ki Uganda Young Lawyers Network abakulembeddwamu Tonny Tumukunde .

Owek.Christopher Bwanika bano abategeezezza  nti Kabaka omulembe gwe yagukwasa bavubuka nabasaba okukola ennyo era wano asuubizza ng’Obwakabaka bwebujja okukola endagaano entongole n’ekibiina kino.

Ono annyonnyodde nti abantu abawerako mu ggwanga lino beetaaga obuweereza bwa bannamateeka naye ate tebalina ssente bwatyo naabasaba olumu bakole obwanakyewa okuyambako abeetaavu okulaba nti bafuna obwenkanya.

 Eyakulembeddemu abavubuka bano era Pulezidenti w’ekibiina kino, Tonny Tumukunde ategeezezza nti ensisinkana eno ebawadde essuubi ku mulimu gwebalina  okukola basobole okutumbula obwenkanya n’okuweereza Obwakabaka.

Tumukunde ayitiddemu Ssaabawolereza ku bimu ku bibasomooza mu mulimu gwabwe n’ensonga lwaki basalawo okutandika ekibiina kino.

Bano bagamba nti betegefu okuwereza obwakabaka nga bayita mu mateeka ku bwerere bayambe abantu ba Buganda okufuna obwenkanya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist