• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abakulira Bulungibwansi mu masaza babanguddwa

Gambuuze by Gambuuze
October 22, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abakulira Bulungibwansi mu masaza babanguddwa
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald  Mulindwa

Bulange – Mmengo

Abakulira ekitongole kya Bulungibwansi mu masaza ga Buganda  babanguddwa ku nkola ya alipoota n’ensengeka y’entambuza y’emirimu ekolebwa buli  luvannyuma lwa myezi esatu okulaga emirimu bwegitambudde.

Obukugu buno bubaweereddwa Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi n’Ekikula ky’Abantu, Owek Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja ku Lwokubiri mu  mu Bulange e Mmengo.

Owek. Mayanja ategeezezza  nti basaanide okukola emirimu mu nkola ey’omulembe Omutebi bave mu mirembe egyayita.

Minisita Nkalubo era abasabye batambulize wamu ebitongole byombi ekya Bulungibwansi n’ Obutondebwensi era bafube okunoonyereza ku kiki ekireese obujama n’endwadde okweyongera.

Abakuutidde okwekenneenya amawanga ag’enjawulo agayingidde mu Buganda agazze n’embeera ezitali zimu ezitagoberera nnono ya kitundu kye bayingiddemu era beewale okuzikoppa.

Abasabye bakubirize abantu okufuna ebipipa mwebayiwa kasasiro nakyo kiyambeko okukuuma obuyonjo, era tebakoma okwo Bulungibwansi bamuteekemu polojekiti ez’enkulaakulana, bakole obukulembeze obuggumidde okuva ku butongole okutuukira ddala mu Ssaza enteekateeka eno esobole okubukala.

Ababanguddwa balagiddwa engeri gyebasobola okugunjaawo emirimu, okukola alipoota empandiike, eziraga ebibasomooza n’ebyo ebitambudde obulungi bweba bakulaba gyebalaga.

Alipoota zino zirina okuzingiramu emiti ezisimbiddwa mu bifo e by’enkalakkalira okuli amasomero, amalwaliro, enkiiko ezitudde  okutema empenda ezibatwala mu maaso, okukubiriza abantu okukola Bulungibwansi mu bifo mwe baddukanyiza emirimu gyabwe n’okunnyikiza bulungibwansi owoomuggundo.

Ababanguddwa era bakkiriza nti kikulu nnyo okutambuliza kaweefube ono mu baana naddala abaamasomero olwo omumuli gwa Bulungibwansi gusigale nga gutambula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist