• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Beene asiimye naakola enkyukakyuka mu mbuga ya Kisekwa

Gambuuze by Gambuuze
October 7, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Beene asiimye naakola enkyukakyuka mu mbuga ya Kisekwa
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Bulange – Mmengo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’akola enkyukakyuka mu lukiiko lw’Eddiiro lya Katikkiro (Embuga ya Kisekwa) olulamula emisango gy’Ebika.

Enkyukakyuka  zibadde mu kiwandiiko ekikakasa amannya g’abalondeddwa  nga kino kyafulumiziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, nga  Minisita w’ Amawulire n’Okukunga, Owek. Israel Kazibwe Kitooke yakisomedde bannamawulire ku Mmande mu Bulange e Mmengo.

Olukiiko oluggya lukulirwa, Omuk. Robert Ssonko nga ye Kisekwa, Omumyuka wa Kisekwa ye Omuk. Salim Makeera, Omuwandiisi w’Eddiiro lino y’ Omuk. Lubega Ssebende. Abakiise kuliko;  Omuk. Andrew Kibaya, Omuk. Dan Kyagaba, Omuk. Samuel Walusimbi n’Omuk. Jamiru Ssewanyana.

Katikkiro mu kiwandiiko kino ategeezeza nti olukiiko oluggya alwagaliza obuweereza obw’ ebibala era nategeeza nti  lwakutuuzibwa amangu ddala ng’olukiiko olukadde lumaliriza emisango gyonna gye lubadde lutandiseeko era lusuubirwa okugimaliriza mu bbanga erinaakkanyizibwako ne Minisita w’Obuwangwa n’Ennono.

Kinajjukirwa nti olukadde lubadde lukulemberwa , Omuk. Joshua Mathew Kateregga era luno lusuubirwa okumaliriza emisango gyelubadde lutandiseeko mu bbanga erinakaanyizibwako ne Minisita w’Obuwangwa n’Ennono.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist